Na na na na na na
Na na na na na
Na na na na na na
Na na na na na, eeh
Oh oh oh eeh
Oh oh oh eeh
Oh oh oh eeh
Oh oh oh eeh
Kann Records
Wamma kwata

Kwata kwata w’oyagala
Nnyweza abalookera sirina (sirina)
Nakoowa bambi nze ab’ebbuba
Ne nsigala bwa namunigina (nigina ooh)
Kwata kwata w’oyagala
Nnyweza abalookera sirina nnyabo (sirina)
Yeggwe mukyala gwe nina
Kati era nkutuumye number emu (eeh)

Nga sinakufuna nasooka ne nfuna omulokole
Kko omulokole nti tusooke batukebere
N’obuviiri bwe nina buno mbusumulule
Alyoke antwale mu bakadde be annyanjule
Nayita mikwano gyange bajje bamperekere
Kko Ragga Pimpy, muleke oyo toomusobole
Nti ngya kupangira oli Hajati ow’e Kiwaatule
Hajati naye ng’ayagala bakomole

Kwata kwata w’oyagala
Nnyweza abalookera sirina (sirina)
Nakoowa bambi nze ab’ebbuba
Ne nsigala bwa namunigina (nigina ooh)
Kwata kwata w’oyagala
Nnyweza abalookera sirina nnyabo (sirina)
Yeggwe mukyala gwe nina
Kati era nkutuumye number emu (eeh)

Gwe nali njagala yandaga obukyayi
Yagenda n’omusajja mbu era asuubula Dubai
Ye teyamanya nti ono omusajja na muyaaye
Olw’okuba omusajja yali asiba mataayi
N’amutwala mu Nandos banywa ka chai
N’amusuubiza emmotoka ey’akabi Hyundai
Kumbe n’empale omusajja asibisa na lwayi
Waayita bbiri omufere n’agamba amukyaye
Ajja azunga ajja azunga azungira kw’ani?
Laba ajja azunga ajja azunga azungira kw’ani?
DJ Michael mi nah let out!

Kwata kwata w’oyagala
Nnyweza abalookera sirina (sirina)
Nakoowa bambi nze ab’ebbuba
Ne nsigala bwa namunigina (nigina ooh)
Kwata kwata w’oyagala
Nnyweza abalookera sirina nnyabo (sirina)
Yeggwe mukyala gwe nina
Kati era nkutuumye number emu (eeh)

Oh oh oh eeh
Oh oh oh eeh
Oh oh oh eeh
Oh oh oh eeh
Na na na na na na
Na na na na na
Na na na na na na
Na na na na na
Kwata (eeh)
Kwata (eeh)
Nnyweza (eeh)
Nnyweza (eeh)
Nze sirina (eeh)
Sirina (eeh)
Sirina (eeh)
Sirina (eeh)
Sirina (eeh)

Oli agenda answaza mu bantu
Ntinno namulekera omwana
Era agenda alimba abantu
Ntinno sirina na gye mbeera
Amazima agenda answaza mu bantu
Ntinno ne ku Lido bansalayo
Gwe Kwata (eeh)
Kwata (eeh)
Kwata (eeh)
Nnyweza (eeh)
Nnyweza (eeh)

Kwata kwata w’oyagala
Nnyweza abalookera sirina (sirina)
Nakoowa bambi nze ab’ebbuba
Ne nsigala bwa namunigina (nigina ooh)
Kwata kwata w’oyagala
Nnyweza abalookera sirina nnyabo (sirina)
Yeggwe mukyala gwe nina
Kati era nkutuumye number emu (eeh)

Na na na na na na
Na na na na na
Na na na na na na
Na na na na na

Kwata kwata w’oyagala
Nnyweza abalookera sirina (sirina)
Nakoowa bambi nze ab’ebbuba
Ne nsigala bwa namunigina (nigina ooh)
Kwata kwata w’oyagala
Nnyweza abalookera sirina nnyabo (sirina)
Yeggwe mukyala gwe nina
Kati era nkutuumye number emu (eeh)

Oli agenda answaza mu bantu
Ntinno namulekera omwana
Era agenda alimba abantu
Ntinno sirina na gye mbeera
Amazima agenda answaza mu bantu
Ntinno ne ku Lido bansalayo
Gwe Kwata (eeh)
Kwata (eeh)
Kwata (eeh)
Nnyweza (eeh)

Oli agenda answaza mu bantu
Ntinno namulekera omwana
Era agenda alimba abantu
Ntinno sirina na gye mbeera
Amazima agenda answaza mu bantu
Ntinno ne ku Lido bansalayo x 2

Kwata kwata w’oyagala
Nnyweza abalookera sirina (sirina)
Nakoowa bambi nze ab’ebbuba
Ne nsigala bwa namunigina (nigina ooh)
Kwata kwata w’oyagala
Nnyweza abalookera sirina nnyabo (sirina)
Yeggwe mukyala gwe nina
Kati era nkutuumye number emu (eeh)

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *