Genda, okole ssente tujooge
Maru Millionz
Clark
Lord Have Mercy

Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya
Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya
Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya
Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya

Njagala kunyumirwa, njagala kusanyuka
Ne bw’onkuba omugongo ssinyiiga
Nkimanyi ojja kukyuka tuzannye
Baŋŋamba osamba gwa nsimbi
Mbu ate ogusamba bulungi
Nkuweeyo mmeka ffe tuzannye?
Nkuweeyo mmeka ffe tuzannye?
Nkuweeyo mmeka ffe tuzannye?

Nnina ekyana kye ndaba awo
Bwe nkirabako omutima gunkubagana
Munda muli nze kincankalanya
Ne nkankana ng’atalina musaayi

Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya
Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya
Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya
Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya

Njagala kunyumirwa, njagala kusanyuka
Ne bw’onkuba omugongo ssinyiiga
Nkimanyi ojja kukyuka tuzannye
Nkuweeyo mmeka ffe tuzannye?
Tugenda tunyumye nga twesaze ebikumba
Tugenda tunyumye nga twesaze ebikumba
Kuva ku mutwe ppaka wansi
Kuva ku mutwe ppaka wansi
It’s a party day, ebyana byasomye
It’s a party day, ebyana byasomye
Baŋŋamba osamba gwa nsimbi
Mbu ate ogusamba bulungi

Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya
Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya
Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya
Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya

Njagala kunyumirwa, njagala kusanyuka
Ne bw’onkuba omugongo ssinyiiga
Nkimanyi ojja kukyuka tuzannye
Nkuweeyo mmeka ffe tuzannye?
Tugenda tunyumye nga twesaze ebikumba
Tugenda tunyumye nga twesaze ebikumba
Kuva ku mutwe ppaka wansi
Kuva ku mutwe ppaka wansi

Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya
Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya
Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya
Njagala kunyumirwa
Ky’ova olaba nga sometimes neekubya

Genda, okole ssente tuojoge
Audio Garage

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *