Mi name Shaxx MC
On another one
Ronnie pan di beat
Oh my God
Plan B
Nkwagala nga tewali bireekaana
Ng’ensonga tuzisaasanya
Wadde abalala batwegaana
Onvuga one way
Onvuga one way my lady, yeah
Onvuga one way
Onvuga one way my babe, eh
Nze kankutikke ku nkata
Olina ne love mature
Akagambo kali ke nakuwa
Nsaba okasse ku mutima
My babe, ku mutima
Bwe nakulaba wafumita ku mutima
Akanamba todeletinga
Wafumita ku mutima
Ku mutima baby
Wafumita ku mutima
Zino nsonga za mutima
Akanamba todeletinga
My lady
Ongalamiza no holiday
Nkwagala ku lususu my lady
Wandesa na buli obuyisa
Obwali butasaana, lady
Awatali kulimba n’ondesa marijuana, babe
Eby’okusaaga bidde ku bbali
Yeggwe gwe nalindanga, eh
Akalabo k’omubissi okasaana
Oba nkuvuge mu kapyata
Me wanna take you far away
Abayaaye tebakwekwata, chei
Abo bamwenya ne bagwa amatu
Emitima ne balockinga
Akagambo kali ke nakuwa
Nsaba okasse ku mutima
My babe, ku mutima
Bwe nakulaba wafumita ku mutima
Akanamba todeletinga
Wafumita ku mutima
Ku mutima baby
Wafumita ku mutima
Zino nsonga za mutima
Akanamba todeletinga, eh
Akalabo k’omubissi okasaana
Oba nkuvuge mu kapyata
Me wanna take you far away
Abayaaye tebakwekwata
My lady
Ongalamiza no holiday
Nkwagala ku lususu my lady
Wandesa na buli obuyisa
Obwali butasaana, lady
Awatali kulimba n’ondesa marijuana, babe
Eby’okusaaga bidde ku bbali
Yeggwe gwe nalindanga, che
Nkwagala nga tewali bireekaana
Ng’ensonga tuzisaasanya
Wadde abalala batwegaana
Onvuga one way
Onvuga one way my lady, yeah
Onvuga one way
Onvuga one way my babe, eh
Nze kankutikke ku nkata
Olina ne love mature
Akagambo kali ke nakuwa
Nsaba okasse ku mutima
My babe, ku mutima
Bwe nakulaba wafumita ku mutima
Akanamba todeletinga
Wafumita ku mutima
Ku mutima baby
Wafumita ku mutima
Zino nsonga za mutima
Akanamba todeletinga