Uuhmmm
Ooooh
Oooh

Ku mugga ogwo
Ngya kugenda
N’ebibi, ebinnemye
Jangu onnaaze
Ontukuze
Netaaga, nkusisinkane
Laba amazzi amalungi
Gakulukuta
Gasumulula
Gawa eddembe
Ngya kugenda ku mugga ogwo
Netaaga, nkusisinkane

Mukwano Yesu (oh)
Netegese (ssebo)
Okuwaayo (Mukama)
Byonna ebyange (Mukama)
Nkwata omukono
Onsembeze
Netaaga (ssebo)
Nkusisinkane (mukwano)
Mukwano Yesu (mukwano)
Netegese
Okuwaayo byonna ebyange (byonna ebyange)
Nkwata omukono (byonna ebyange)
Onsembeze
Netaaga
Nkusisinkane

Jangu muganda wange
Tugende fenna eyo
Ofune obulamu ewa Yesu
Akuyita (akuyita)
Akulinze (akulinze)
Ayaayaana (eh musisinkane)

Mukwano Yesu (mukwano)
Netegese (mukwano)
Okuwaayo (Mukama)
Byonna ebyange (byonna ebyange)
Nkwata omukono (guugwo)
Onsembeze (gy’oli)
Netaaga (Mukama)
Nkusisinkane (bwe bunafu bwange)
Mukwano Yesu (bunafu bwange)
Netegese (binnemye bino)
Okuwaayo (binnemye)
Byonna ebyange (ensi eno egaanye)
Nkwata omukono (nnyamba)
Onsembeze (nnyamba)
Netaaga (Mukama)
Nkusisinkane (Mukama)

Mukwano Yesu (yeggwe mukwano gwange)
Netegese (nzigyamu leero )
Okuwaayo (ooh)
Byonna ebyange (nkwata omukono)
Nkwata omukono (mpanguza ensi eno)
Onsembeze (Mukama)
Netaaga (netaaga)
Nkusisinkane (oh oh)
Mukwano Yesu (ssebo)
Netegese (Mukama)
Okuwaayo byonna ebyange
(Omubiri gwange, endowooza zange)
Nkwata omukono (kwata omukono gwange)
Onsembeze (Mukama)
Netaaga (Mukama)
Nkusisinkane

Mukama
Omukwano gwange
Ngukuwadde
Oh ebyange byonna mbikukwase

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *