Kkirira
Goddy Genius, Audio Production

Kkirira
Kkirira mukwano bambi kkirira
Kkirira
Kkirira ne ku ttaka otuuke
Kkirira
Kkirira obalage stamina
Kkirira
Kkirira abakiika bakiike x 2

Bw’okkirira nange ne nzikirira
E-ebisambi byaka ng’omusana byansikiriza
Bw’oŋŋamba follow me ne ngoberera
N’omutima gukuba buli gwe lw’ontunuulira
Kati bw’oba olina ekikuluma
Kitereke okireete enkya
Bw’oba olina ebizibu birekenga eka
N’ebitaatunyumire ebyo sengejja, sengejja
My baby gw’olina akabina akansikiriza
O-omamilira olina amapenzi g’onfukirira
Ogenda n’onsaba Belare ne nzibiriza
No-n’ombigulira akabina ate awo ne nzikiriza

Katwesanyukire obulamu bwaffe
Tudigide kubanga n’omulembe gwaffe
Tusangiddwa nga n’abakazi bonna baffe
Ensimbi zaffe ne Uganda yaffe
Baby olina ebyo by’okola byebatasuubira
Oyimba obuyimba ne ba neiba batuwulira
Balowooza radio ng’ompita ontumira
Gw’owoza babe sauti bagiwulira
Kati bw’oba olina ekikuluma
Kitereke okireete enkya
Bw’oba olina ebizibu birekenga eka
N’ebitaatunyumire ebyo sengejja, sengejja

Honey, you’re sweet like honey
Ready, am always ready
Steady, am always steady
Money, I always got money
Bad girl, you need a bad boy
Someone with you who can be your backbone
Run or die turn your life into a freak show
Hold down squeeze your body like a pistol, wansi

Kireete enkya
Birekenga eka
Sengejja
Sengejja

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *