Kiwoko Lyrics – Eightone & Rainman

Hmmm hmmm
You know you may have the talent
But your character can kill it
Hmmm, you even beat your father!
Producer Kays

Eightone
Hmmm ozungazunga ozungazunga lwaki?
Saba Mukama yekka y’agaba ku mazzi
Simsim, amalamu obusiwusiwu
Siwusiwu obusiiwuusa empisa

Kiwoko, ssebo Kiwoko eeh
Funa owuwo
Kiwoko, eeh
Ssebo Kiwoko, eeh
Ono yaddayo
Kiwoko, eeh
Kiwoko, eeh
Funa owuwo ove ku b’abalala, eeh
Kiwoko, eeh
Kiwoko, eeh
Funamu ku mpisa okomye okuzalawa

Hmmm ozungazunga ozungazunga lwaki?
Saba Mukama yekka y’agaba ku mazzi
Simsim, amalamu obusiwusiwu
Siwusiwu obusiiwuusa empisa
Funamu ku kitiibwa eri abo abakusingasingako
Nze ndaba nga class etali yiyo
Ono mukomusajja omwefasa omulemerako
N’omwesibangako nga takulinako
Ogamba abantu nti azannya ne zaala
N’olimbalimba nti asiiba na Naama
E Naama, musiiba mu kulya nnyama
Ono muka omurasta abalaasi tebalya nnyama
Bbuba!!!

Kiwoko, eeh
Ssebo Kiwoko, eeh
Funa owuwo
Kiwoko, eeh
Ssebo Kiwoko, eeh
Ono yaddayo
Kiwoko, eeh
Kiwoko, eeh
Funa owuwo ove ku b’abalala, eeh
Kiwoko, eeh
Kiwoko, eeh
Funamu ku mpisa okomye okuzalawa

Rainman
Kiwoko b’ovuma n’ozalawa
Ne b’okuba n’oswaza
Ndaba nga be bakusingako
Ssi musango okuzaalibwa minister oba lawyer
Kiva ku kisima kye walina
Ssente z’obukulu ziwaganyaza
Ono ye teyeeraga
Kuva mu buto nga balinawo
Ffe tubayita banenebanene ba Headmaster
Kuba ekituufu baatusookayo
Tebagenda ate nga Made in Uganda
Tobasobola b’owalampa
Aah vva ku baka basajja
N’ebyokuzalawa bibi temuli mikisa

Kiwoko, eeh
Ssebo Kiwoko, eeh
Funa owuwo
Kiwoko, eeh
Ssebo Kiwoko, eeh
Ono yaddayo
Kiwoko, eeh
Kiwoko, eeh
Funa owuwo ove ku b’abalala, eeh
Kiwoko, eeh
Kiwoko, eeh
Funamu ku mpisa okomye okuzalawa

Eightone
Bwe wakolakola n’ofunawo obusente
N’ovuma buli gw’olaba
Abaakuyamba n’obakuba enkokola
Kibaluma lwakuba bbo tebalwana
Gwe mulenzi, bino eby’ensi
Ooh oh he he
Nze nkulagula nti gy’olaga mu maaso
Abakulinze n’amafumu bangi
Tobanenya kuyomba
Tobanenya kunyiiga
Wabakola ebibi obusungu bungi
Ebyo baaba bye yantumye nkugambe
Ebintu by’amaka ge bya maka ge
N’abebitiibwa b’ojolonga baabuwe
Baali balabye abanene emirembe ngalo
Ngaloooo…

Yeah
From Ntinda straight to Seguku
To Nyanama
Eightone Yoz
Rainman (Kiwoko, eeh)
We’re here to teach a lesson
(Ssebo Kiwoko, eeh)
Kays man rock it
Funa owuwo
Kiwoko, eeh
Ssebo Kiwoko, eeh
Ono yaddayo
Kiwoko, eeh
Kiwoko, eeh
Funa owuwo ove ku b’abalala, eeh
Kiwoko, eeh
Kiwoko, eeh
Funamu ku mpisa okomye okuzalawa

Eightone Yoz
Rainman
Producer Renix
Kays there
D- Records
To be continued

Submit Corrections