He he he
Ondi muli mu misuwa
Brian Beats
Wuluuluuluulu
Tonzitira mu miguwa
A Brian Beats wamma kuba eŋŋoma eno (eh!)
Buli ammatira njagala emutuukeko eyo (eh!)
Ndaba ku ki, ndaba ku ki omukwano mungi
Ow’omukwano wadde abalungi bangi yegwe
Nze nanti ku gwe ngiwawo omubiri
How do you really know
The meaning of love? Yegwe
Ontunza ebyange ne nkuwa omutete
You know the feeling
When you’re crazy in love (you know)
You fit me like a glove
You hold me like a child
When you’re not around
Everything falls apart (eh!)
Mwana munnange (eh)
Mwana munnange (eh)
Nga nkwagala nnyo
Ondi muli mu misuwa
Mwana munnange (eh)
Mwana munnange (eh)
Sembera ndabeko
Tonzitira mu miguwa x 2
Kiriza
Kiriza (eh)
Kiriza nze naawe batugatte (eh)
Kiriza (kkiriza)
Kiriza (kkiriza)
Kiriza nze naawe batugatte (eh)
Onyirira olinga katiko kabala (eh)
Nsingo biseera n’obumwa obumyufu (eh)
Ndaga w’olumwa nsiigewo akazigo (eh)
Waliyo obubina nga tebukubwa miggo (eh)
Ebyo bye muwoza amazina gaamulema (eh)
Gwe ogumenyeka ne ex n’abutuka (eh)
Bajjanga beetema obugagga ne ŋaana (eh)
Gwe ky’ompadde kigulwa nsimbi (eh)
Mwana munnange (eh)
Mwana munnange (eh)
Nga nkwagala nnyo
Ondi muli mu misuwa
Mwana munnange (eh)
Mwana munnange (eh)
Sembera ndabeko
Tonzitira mu miguwa x 2
Kiriza (eh)
Kiriza (eh)
Kiriza nze naawe batugatte (eh)
Kiriza (mukwano batugatte)
Kiriza (eh)
Kiriza nze naawe batugatte (eh)
Njagala kwambala mpeta
Munnange ondaba (eh)
Bulamu bunyuma nga bambi
Ondi wano ku near (eh)
My sweet dear ku gwe
Kwe nalabira enjuba (eh)
Ddala yegwe ka umbrella
Kange mu nkuba (eh)
I am your husband (yes)
You’re my wify (yes)
Bambi mukwano tontanga (eh)
Let my kingdom
Be your kingdom
Gabeere masanyu gokka girl
Di only one that knows my story
The one that can kiss me when am falling
I can’t let you down
And I’ll go anywhere that you go
Mwana munnange (eh)
Mwana munnange (eh)
Nga nkwagala nnyo
Ondi muli mu misuwa
Mwana munnange (eh)
Mwana munnange (eh)
Sembera ndabeko
Tonzitira mu miguwa x 2
Kama Ivien yeah
Pallaso Music
Ondi mulimu misuwa
Herbert Skillz
Eh, eeh (wuluululuulu)
Tonzitira mu miguwa