Kiŋŋambe Lyrics – Flona

CRK Planet
Nessim Pan Production

Singa nali malayika
Nga nkulabako wonna we njagalira
Mba kuba ne helicopter
Ebyo ebizibu bya jam ne mbikuwonya
Nga wonna we njagalira nti
Nkutuukako love ne ngikukuba
Ky’oyoya okulyako ne nkufumbira
Kuba ekitone ky’okufumba bankuza nakyo
Era bw’obeera gy’oli manya nti
Omutima gusula wuwo wekka
Bw’oba gy’oli manya nti

Nkulinze odde okiŋŋambe
Ekyalema bali okumpa kiŋŋambe
Mwana gwe kiŋŋambe
Ekyalema bali okumpa kiŋŋambe
Mwana gwe kiŋŋambe
Ekyalema bali okumpa kiŋŋambe
Mwana gwe kiŋŋambe
Ekyalema bali okumpa kiŋŋambe

Ekyalema bali kyalema
Naye ate gwe mwana gwe wakifuna
Ekyalema bali kyalema
Naye ate gwe mwana gwe wakikuba
Mba kuba nga nina
Nga nina essente eziringa eza bali
Nandibade nga nkuwa
Obulungi bwo kirabo kintu kya kuwa
Whatever you do
Ndi wuwo baby handbag
Wherever you go
Tokitya baby wange wendi (oooh)
Era bw’obeera gy’oli manya nti
Omutima gusula wuwo wekka
Bw’oba gy’oli manya nti

Nkulinze odde okiŋŋambe
Ekyalema bali okumpa kiŋŋambe
Mwana gwe kiŋŋambe
Ekyalema bali okumpa kiŋŋambe
Mwana gwe kiŋŋambe
Ekyalema bali okumpa kiŋŋambe
Mwana gwe kiŋŋambe
Ekyalema bali okumpa kiŋŋambe

Nkulinze odde okiŋŋambe
Ekyalema bali okumpa kiŋŋambe
Mwana gwe kiŋŋambe
Ekyalema bali okumpa kiŋŋambe
Mwana gwe kiŋŋambe
Ekyalema bali okumpa kiŋŋambe
Mwana gwe kiŋŋambe
Ekyalema bali okumpa kiŋŋambe

Submit Corrections