Darling
Darling my darling, oh
Darling
Darling my darling
Desire

Nsaba ofune w’onteeka
Kimala
Nsuleko awo w’obeera
Kimala
Ndyeko bye ndyako
Kiba kimala
Ezo ensimbi nebwotompa
Kimala x 2

Opima opima opima
Opima ng’ate nkufiirako
Ebyange obiwanvuya obiwanvuya
Ng’ate nkusaanira
Omutima okyunya okyunya okyunya
Gwe tomanyi misango gy’okola
Tomanyi misango gya laavu
Emisango gya laavu
Omenye emisango gya laavu
Uuh uuh yeah
Guntadde ku nninga
Kati nsiiba ku bbala nga ninda
Nze ontadde ku nninga
Tetenkanya ofune w’onteeka

Nsaba ofune w’onteeka
Kimala
Nsuleko awo w’obeera
Kimala
Ndyeko bye ndyako
Kiba kimala
Ezo ensimbi nebwotompa
Kimala x 2

Luno lugendo lwa babiri
Ntindigga bw’omu ng’ate lw’amaanyi
Sirina maanyi sirina
Naye nze ku gwe nfuna omusaayi
Sirina ttabu sirina
Naye nze lwaki onsiiga obukyayi?
Nze eyali aseka ssikyamwenya
Kabitandika, yegwe aleeta
Eyali atambula ssikyagenda
Nebwonsindika, ssikyavaawo
Ontabudde munda muli
Munda muli nfuna obukyayi
Ontabudde munda muli
Munda muli nfuna obukyayi

Nsaba ofune w’onteeka
Kimala
Nsuleko awo w’obeera
Kimala
Ndyeko bye ndyako
Kiba kimala
Ezo ensimbi nebwotompa
Kimala x 2

Uuh ah
Uuh ah
Uuh ah
Uuh ah

Sound Cover Beats

Oli mulungi okira bano
Kye kyannemesa ofuna otulo
Byenina ebyange bibyo, bibyo
Byonna ebyange bibyo
Ooh muntu wange
Kano kozze nteredde
Ebyali bigaanye bitadde eh
Oh bitadde aah
Darling
Darling my darling, oh
Darling
Darling my darling, aah

Nsaba ofune w’onteeka
Kimala
Nsuleko awo w’obeera
Kimala
Ndyeko bye ndyako
Kiba kimala
Ezo ensimbi nebwotompa
Kimala x 2

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *