Both
Mad mad mad
Kerere
Balina kerere
Mad mad brrrrr!!!
Kerere
Ensi yakoowa kerere
Yo yo kerere
Kaysam Problem
Kerere
Bebe Cool Banton
Kerere
Gravity, mash it

Related: Gravity, Bebe sting haters in new song

Both
Boogera nnyo balina kerere
Kerere
Baleekaana basinga ne ku kengere
Kerere
Dem ah talk, dem ah shout kambalangire
Kerere
Era balinga abaliko emmandule
Kerere
Boogera nnyo balina kerere
Kerere
Bawoggana basinga ne ku kengere
Kerere
Dem ah talk, dem ah shout kambalangire
Kerere
Bano bageya n’abasinga basoba
Kerere

Gravity
Emimwa gyabwe giringa Tumpeco nze bantama
Bw’onyirira nnyo bagamba oyo gundi yantama
Bwe wesala mini skirt mbu okunama
Bawoggana nga radio ezanny Fa Ma
Ntya omuntu ayogere ennyo asobola okunnuma
Ate asobola okumira enswera ng’ayasama
Kiyinza n’omuviirako omumwa okucuuma
Kerere nnyingi shut up omutwe gunnuma
Mbu close your hoduloopu nkukube akaama
Tonnyumiza story zo ezo gundi wamma
Otambula ozimba bagamba eyo mpanama
Bwobalancinga boat abateesi baasama
Eŋŋambo zoku lwasa zaabunye dda ku Salaama
Bw’ovuga Prado kko bo tesinga Hummer
Gwe villager osobola otya okugeya omusama
Bw’ojja gyendi ne kerere slap ku ttama

Related: Kangume Lyrics – Gravity Omutujju ft. King Saha

Bebe
Bakube kerere ffe bwe tugenda
Ennugu ebajjudde ppaka mu byenda
Ffe twekolerera era tetulinda
Anti omuziki, gukuba buli kasonda
Nsula Kiwaatule bagamba Mpeererwe
Mbu batulwanyisa bakozesa kerere
We’ll expand with a big mega action
Basomera Bwaise balimba nti Makerere
Y’essaawa ekintu tukinyweze
Abatulwanyisa emidomo bagitunge
Bali mu kutulwanyisa mbu batusinge
Kambakange ate mbawe ne ku zange

Both
Wesse mu ngatto zange bw’oba ozigyamu
Pressure bw’esukka obungi otandika okutyamu
Ssibyangu ng’otuuse waggulu ku ntikko
Ebigambo bingi ku chart nga gwe aliko
Bakube kerere ffe bwe tugenda
Ennugu ebajjudde ppaka mu byenda
Ffe twekolerera era tetulinda
Anti omuziki, gukuba buli kasonda
Do the talking let me do the walking
Do the complain we gonna see the harvest

Kaysam Production

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *