Kayembe Lyrics – Nshuti Mbabazi

Yeah
Nshuti
Nessim Pan Production

Maama yanzaala byonna nina
Ne ka sugar ako kaanoga
Nalya ku ssunsa kyova olaba
Buli kitundu kyange kyawera
Nze tebampaako chai mukalu
Ndi wa mata, ice na soda
Manyi chocolate na bi chips
Ekiro bwe ssirya ku burgher nfa
Kasusu ka nnyaanya nayengera
Nnyama binzaali nasiikibwa
Obutangawuzi nakoonebwa
Ndimu ne ka chai olina okunywa

Nze ndi kayembe kaabala
Ndiko ebirimba biyiika buyiisi
Gwe laba emboona nnyaabula
Ndiko ebirimba biyiika buyiisi
Nze ndi kayembe kaabala
Ndiko ebirimba biyiika buyiisi
Gwe laba emboona nnyaabula
Ndiko ebirimba biyiika buyiisi

Mu buto bannyambaza fitting
Ssiri mwenzi natamwa mixing
Laba ate bwe nsoma marketing
Ndi wa kussa zi posting
Maama yantendeka catering
Buli kadde oliba mu eating
Taata ye yandaga betting
K’ofunye nze eno sure win
Era, bukookoowe bwoku maaso
Bunfumita oliko ogukwanso
Omutima kw’osibye ekisenso
Oli kuli kw’ozinira loketo

Nze ndi kayembe kaabala
Ndiko ebirimba biyiika buyiisi
Gwe laba emboona nnyaabula
Ndiko ebirimba biyiika buyiisi
Nze ndi kayembe kaabala
Ndiko ebirimba biyiika buyiisi
Gwe laba emboona nnyaabula
Ndiko ebirimba biyiika buyiisi

Maama yanzaala byonna nina
Ne ka sugar ako kaanoga
Nalya ku ssunsa kyova olaba
Buli kitundu kyange kyawera gwe
Mu buto bannyambaza fitting
Ssiri mwenzi natamwa mixing
Laba ate bwe nsoma marketing
Ndi wa kussa zi posting
Maama yantendeka catering
Buli kadde oliba mu eating
Taata ye yandaga betting
K’ofunye nze eno sure win

Nze ndi kayembe kaabala
Ndiko ebirimba biyiika buyiisi
Gwe laba emboona nnyaabula
Ndiko ebirimba biyiika buyiisi
Nze ndi kayembe kaabala
Ndiko ebirimba biyiika buyiisi
Gwe laba emboona nnyaabula
Ndiko ebirimba biyiika buyiisi

Submit Corrections