Waguan

Gira naawe olumya ki banno, oh eh!
Tokigeza gamba banno bino
Bass Boi

Lengera omwana, laba bw’anyirira okufa
Ono love y’emusaana, gwe naasimira ekiswa
Omutima gwepika, gwagala kunjuza
Nze aah ah funayo ekisa
Mpulira njagala kukweddiza
Ninga aliko ekikyamu
Eno love tempummuza
Nze mu bibyo nina okubaamu
Nnyamba tonzannyisa

Nfudde kaweddemu
Love ndabika ngiguddemu (nze nfudde)
Mpedde kaweddemu
Sirina ngeri gye ngibuukamu (nze mpedde)
Kaweddemu kaweddemu (kaweddemu)
Akange kaweddemu (nze nfudde)
N’amaanyi gampeddemu nze mpedde
Love ngiguddemu (aaah yeah)

Nze manya gambuguma
Gwe nebwondaba yeesoma
Kankuloope wa Mukama
Ekinaagaana ndi wa kukolima
Obulungi bwo busala
Yanguwa bambi tolwa
Nze ekkubo mmaze odisala
Njagala mpone obukolwa
Tokinkola hapana, tottula bya Kika
Twala nze akusaana, yenze atalidduka
My lover, baby my lover
My boo, bae
You took my heart and my liver
Don’t you leave ah
Don’t you leave and so
Ate tonninza
Mpita mpita eyo nzije eeh

Nfudde kaweddemu
Love ndabika ngiguddemu (nze nfudde)
Mpedde kaweddemu
Sirina ngeri gye ngibuukamu (nze mpedde)
Kaweddemu kaweddemu (kaweddemu)
Akange kaweddemu (nze nfudde)
N’amaanyi gampeddemu nze mpedde
Love ngiguddemu

Lengera omwana
Laba bw’anyirira okufa
Ono love y’emusaana, gwe naasimira ekiswa
Nze manya gambuguma
Gwe nebwolaba yeesoma
Kankuloope wa Mukama
Ekinaagaana ndi wa kukolima
My lover, baby my lover
My boo, bae
You took my heart and my liver
Don’t you leave ah
Don’t you leave and so
Ate tonninza
Mpita mpita eyo nzije

Nfudde kaweddemu
Love ndabika ngiguddemu (nze nfudde)
Mpedde kaweddemu
Sirina ngeri gye ngibuukamu (nze mpedde)
Kaweddemu kaweddemu (kaweddemu)
Akange kaweddemu (nze nfudde)
N’amaanyi gampeddemu nze mpedde
Love ngiguddemu

Jah Live

Submit Corrections