Call me Aganaga dancehall redeemer
Ku luguudo nze nvuga ndiima
Kakutte street z’e Kampala
Kikutte olwa leero tandika okwambala

Ba-ba-bam
Aganaga Eno Beat
Ba-ba-bam
Bam Ragga eno kye bayita hit
Buli musajja ne gwe yawasa
Buli student n’omusomesa

Gwe, Olwaleero akagoma nze ke nkubye katono
Katono, zinamu katono
Kanyumire abanene n’abatono
Katono muzine katono
Olwaleero akagoma nze ke nkubye katono
Oh, muzine katono
Kanyumire abanene n’abatono
Oh nnyo!

Love Again Lyrics – Fille

Kale ebe battle
Nze mulaalo you’re my cattle
Ente yange ey’eggwako
Bazina mu couple
Kali international
Kali local
Aganaga okuva mu Ghetto
Kagoma nkubye ne Eno
Size nnene k’abe wa size ntono
Kababe bangi kababe nga batono
Everybody go down low oh oh
Everybody dancing slow oh oh
Call me Aganaga Big Man Budget
Ssente ntereka mu banka
Sitereka mu wallet
Nze ndi nkoko abo bicepere na chapati
Nze ndi fitting abo abalala mateneti
Babuuza mbu Aganaga nkozesa magezi ki?
Mbu ennyimba zange zivuga bulango bwa matalisi
Zinyumira ba Alice
Zinyumira ba Charles, Galisi
Mwebaze Katonda ye mutegesi

Mummy Lyrics – A Pass

O.C ne Queen the blogger
Bazina ng’Abangereza
Bakutiizinga ne bend over ne bakugezesa
Kiruma nnyo abatulemesa
Buli lwe batulemesa
Tuwangula ne tubalemesa
Buli musajja ne gwe yawasa
Buli student n’omusomesa
Kwata ne Ragga kaggoggo
Shakiiti Bogo ŋenda kubakuba emiggo
DJ tuwe kibbobbo
Kati kumenyeka mugongo
Kati laba n’owenkoggo
Kati kuzinisa fujjo
Nalule Angella agaba kookoonyo
Katono
Katono
Katono
Katono, katono, katono, katono

Mbu ekidongo kikoona nnyo
Kiruma nnyo abateesi ba lo
Akazina kano mukakube nnyo
DJ kano okakube nnyo
Ekirungi okyali oli muto
Omukwano gukulukuta ng’amazzi ku lugogo
Kizito yamuggya mu launch Lugogo
Namuteeka ewaka nga laavu ya mbirigo
Baby nkusaba tozikiza muliro
Guno omukwano kanyama ka mbuzi ku musito
Gwe, abo tebakuliiko
Tebakulliko naye nze nkuliko
Gwe, katono, katono, katono
Katono, katono, katono

Onaabaayo Lyrics – Ykee Benda

Nti ayi Manager Ronnie
Bebe Cool Gagamel ng’azina
Bobi Wine Firebase ng’azina
Leone Island Chamili ng’azina
Big Talent Eddy Kenzo mbu azina
GNL, Sheebah omulaba ng’azina
Fille, gattako mukwano gwange Ntale
DJ Fik, DJ Shiru, DJ E
Ken, Kibo Media, Tornado
Stuart n’oyo Roja
Nimrod omulaba ng’azina
Winnie Nwagi tunyeenyeze ebbina
Eh, ggwe! Nkulabye ng’ozina
Mwana gwe nkulaba ng’ozina
Manager Derrick, Manager Roger
Spice Diana
A DJ X Files
Pallaso mulabye ng’azina
Ziza Bafana gwe mulabye ng’azina
Eh, King Saha oyo mbu azina
Gravity Omutujju eŋŋoma azina
Eh, Eva ne Nick e London
Eh, ndabye Kabaka mbu ng’azina
Kaguta
Nkaweerezeeko, ah manager Berry
Jajja Bana Toto e UK ku Washing Bay

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *