Kasulewo Lyrics – The Executives

Aaah ah
Andre on the beat
The Executives
Aaah ah
GMG
Aaah ah

Hmmm gwe wankyusa
Wansuuza
Mu mutima wanteera
Buno obwongo gwe wanteera
Di gal balance it oh
Balance it oh
Di gal balance it oh
Balance it oh
Wansakata era seegaanana
Kibooko nazimatira nnyo mwanana
Kati nebwompita sigaanana

Baby
Kasuulewo nga kookya, baby
Drop it like it’s hot
Baby, aah
Kasuulewo nga kookya, baby
Drop it like it’s hot
Baby
Kasuulewo nga kookya, baby
Drop it like it’s hot
Baby, aah
Kasuulewo nga kookya, baby
Drop it like it’s hot

Kasuulewo nga kookya
Baby nze naggwano
Tuzze twavula twakatuuka e Kampala
Nze n’ekikoosi, tulinga ba mayinja
Nga soldier bw’abiyiiya
Tuzze n’obulinnya
Nze ddoboozi lyo
Akatuuti tukataddewo
Lya jambula nga bw’ogula
Mu muzuki tugukuba
Baana ba kika
Akafo tukafuze nga bayeekera
Enkeera, bwe bukya n’osamaala
Kyoli kyoli, tuzze gamba tuzze
Gamba n’abatuuze
Executive, ky’ekola kisusse!

Baby
Kasuulewo nga kookya, baby
Drop it like it’s hot
Baby, aah
Kasuulewo nga kookya, baby
Drop it like it’s hot
Baby
Kasuulewo nga kookya, baby
Drop it like it’s hot
Baby, aah
Kasuulewo nga kookya, baby
Drop it like it’s hot

Bwe nkuwenja nkubanja na mutima
Singa okimanyi baby munda bwe kiruma
Twasala omukago bwekiri era bwe kiriba
Nziwenja, baby bwentyo bwe ngiriba
Nkwagala
Nkwagala
Nalulungi nkufiirako
Everynight and day

Baby
Kasuulewo nga kookya, baby
Drop it like it’s hot
Baby, aah
Kasuulewo nga kookya, baby
Drop it like it’s hot
Baby
Kasuulewo nga kookya, baby
Drop it like it’s hot
Baby, aah
Kasuulewo nga kookya, baby
Drop it like it’s hot

Submit Corrections