Nessim Pan Production

Abazadde batoba
Nga banoonya kikumi kya fiizi, oh no
Eky’okulya bwe kyabula
Ng’omuzadde ng’akaaba
Wali mu kisenge kye, oh no
Abato tetwamanya
Twalowooza osanga ssente baakola dda, eh heh
Kino nkyebaliza Mukama
Amagezi ge yampa bwe nnakula
Ssente nafuna bwe nakola
Koivu above them all

Oh nanana, heh
Njagala nkwebaze
Olw’ebirungi by’ompadde
Oh Lord
Oh nanana, eh
Nze leka nkwebaze
Leka nkutijjise
Oh Lord
Oh nanana, heh
Njagala nkwebaze
Olw’ebirungi by’ompadde
Oh Lord
Oh nanana, eh
Nze leka nkwebaze
Leka nkutijjise
Oh Lord

Nze ani!
Akozesa abakozi ne mbasasula
Huh! Nze ani!
Eyali ku kkubo nga ntunda sumbuusa yiii
Okay, kati yenze
Mutabani wammwe
Nsaba abakadde muyimbe
Nti Mukama w’amaanyi
Bino bye ndeese
Mu mikwano gyange
Musituke tujaguze
Nti Mukama w’amaanyi

Tuvudde wala
Baaseka
Abalala baagobanga
Kati ntuuse wala
Mukama mpa ekisa
Nze naye tukikoana
Hmmm!!!, twali
Abaali bagamba tetwevuga
Oh yeah eh eh, twali
Abaali bagamba nti twekoza
Kancacance, eh eh eh
Eno nkuuka
Yakunoonya ssaati entuuka
Ennyonyi mbuuka
Lwakuba nga Mukama ansuuta
Ssente ngyoola
Mu maaso ga Mukama nga ŋŋonda
Kano ke kassera njooga
Mmotoka ez’ebbeeyi twevuga
Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *