Audio Li Da Vocal Boss
Warren is a Professor
Yeah African Power Soja
Binyuma Good Sound
Byali bya bbeeyi
Naye sanyega
Wansaba ssente nenzijayo ohh eeh
Mukwano gwange y’eyasoka okuwaaba
Muganda wange n’ayongera ate okuŋŋamba
Mbu wadda mu bwenzi
Tokyalima oli wa bbeeyi
Ggaali ne boda ebyabaavu
Sibyoliko wafuna owa ssente
Kansabe nti akunyweza
Nze kankaabe gwe osule mu ssanyu
Oli mu ssanyu
K’osule mu ssanyu ah no no
Nze kankaabe gwe osule mu ssanyu
Oli mu ssanyu
K’osule mu ssanyu ah no no
Wooo wo yeah
Twalinga abaana nga tuzannya ebya maama
Kati ondese nsigadde mu loss hiiii woo woo hmm ah no
Sijja kulwana nze hee
Kunzija waggulu banzite ng’enkoko enseera ah no
Tulina kukkakkanya nsi eno
N’abalidawo bagisange nga terina wakyama
Naye gwe ogikyamya
Nze kankaabe gwe osule mu ssanyu
Oli mu ssanyu
K’osule mu ssanyu ah no no
Nze kankaabe gwe osule mu ssanyu
Oli mu ssanyu
K’osule mu ssanyu ah no no
Byali bya bbeeyi
Naye sanyega
Wansaba ssente nenzijayo ohh eeh
Mukwano gwange y’eyasoka okuwaaba
Muganda wange n’ayongera ate okuŋŋamba
Mbu wadda mu bwenzi
Tokyalima oli wa bbeeyi
Ggaali ne boda ebyabaavu
Sibyoliko wafuna owa ssente
Kansabe nti akunyweza
Nze kankaabe gwe osule mu ssanyu
Oli mu ssanyu
K’osule mu ssanyu ah no no
Kabejja