Woyiwo
Woyiwoyiwo yii
Laba agaaso ah yeah

Nsaasira omuzadde eyakeera ku makya, ng’alumizibwa
N’abonaabona mu bulamu, kubanga k’alina
Ssente tewali, naye kakasome
N’asula enjala, kayigiribwe
N’asula enjala, kafune okulya
N’akogga n’aggwawo, nnyabo ke kake
(Ke kake yeah yeah)
Ne basekerera; ne boogera ebifu, n’abigumira
Kawalake k’alina, leka boogere
Evvubuka ettemu
Ne lifubuttuka eri, ne likalingiza
Ne libikka ku nsonyi, ne likalabisa!
Sonyiwa nnyina, wulira bw’akaaba
N’akulukuta amaziga, wulira omulanga gwe
Woyiwoyiwo yiiii!
Laba yiiii!

Kwatirirako, kaleke kakule,
Kaleke kakuze
Gumiikiriza, kakyali kato
Swama lulala
Tolumya kaleke, kaleke kasome
Ka nnyabo kaleke
Gumiikiriza, kakyali kato
Swama lulala
Tolumya kaleke, kaleke kasome
Ka nnyabo kaleke

Woyiwoyiwo yiiii!
Mercy
Uuh yeah
Kaleke
Tolumya kaleke
Uuh uh yeah
Kasonyiwe

Ky’okoze okimanyi
Okasiiga omaze (omaze)
Bulwadde kafunye, tekabimanyi
Gw’ofunye essanyu, zziga lye kalina
Ezzadde lya munno olimaze
Buwanguzi bubwo! (bubwo gwe)
Kaana kato, k’obonereza
Okalangira biki gwe mukulu?
Misomo gy’osse!
Myaka emiggya, ggwanga lyaffe
Jjukira kafu, ku busungu bwe kalina
Kakeesasuze, buli akombako
Kaakyawa ennume, zaakoonoona
Woyiwo
Uuh eeh
Yiiii!
Laba yiii!
Ooh Mercy

Kwatirirako, kaleke kakule,
Kaleke kakuze
Gumiikiriza, kakyali kato
Swama lulala
Tolumya kaleke, kaleke kasome
Ka nnyabo kaleke (kasonyiwe)
Gumiikiriza, kakyali kato
Swama lulala
Tolumya kaleke, kaleke kasome
Ka nnyabo kaleke
Gumiikiriza, kakyali kato
Swama lulala (kato)
Tolumya kaleke, kaleke kasome
Ka nnyabo kaleke
Gumiikiriza, kakyali kato
Swama lulala
Tolumya kaleke, kaleke kasome
Ka nnyabo kaleke

(Young girl Sobbing)
Yantumye sabbuuni
N’amala n’aggalawo oluggi
N’alyo… n’alyoka

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *