Kalambo Lyrics – Ring Rapper x Ibra Buwembo

Mulamwa kalambo ye regime
A Ring Rapper yenze y’eno time
Artin on the beat kankufuuwe dime
Level
Kano ka ba chali ne ba deemu

Gano amazina bagayita batya?
Kalambo
A Ring Rapper Ratata
Nga Rambo
Amazina bagazina batya?
Kalambo
Zina kalambo ne Ibra Buwembo
Gano amazina bagayita batya?
Kalambo
A Ring Rapper Ratata
Nga Rambo
Amazina bagazina batya?
Kalambo
Zina kalambo ne Ibra Buwembo

Kalambo dance go gali ku original
There’s no suspect no criminal
Ibra Buwembo akulagako kano
Ye power supply alinga terminal
Azina ebiriko azina ebinyuma
Kalambo Dance Crew y’eno tetutoma
Kali ku alaali nnyo ate nga kanyuma
Ibra Buwembo ojja kutumenya
Abaasigala emabega tebaamanya
Na gino emigongo ojja kugimenya
Okazina enkanyanya kazikuwonya
True dance in the town kano kawunya

Y’essaawa obalage ku style
Oli ku highway obavuga mile
Bakooye basindike mu ddwaliro
Balage ku work Buwembo original
Balageeko nti obasinga nnyo
Zino enva, tezaabuzeemu munnyo
Beat zikyuma naye eno ewunya nnyo
Katandika butandisi teri muzannyo
Buwembo Dance Crew Amina, Farouk
Abaleeta endere basuule mu ttanuulu
Bwe giba migere okuba left hook
Verse two stop now teeka mu boot

Kalambo
Artin on the beat
Nga Rambo
Kalambo
Zina kalambo ne Ibra Buwembo

A Ring Rapper combination Buwembo
Level
Ozina amazina olina ne combo
Baddest tetuwuliriza bigambo
Ibra oli mubi mu zina kalambo
Ondwazizza kati nywesa ebbombo
Okuzina wakufuula ŋŋombo
Ozina nnyo ggwe otabula n’abafumbo
Nange Ring Rapper kankume ekyombo

Black Scarf Entertainment

Submit Corrections