Jangu Yanguwa Lyrics – Catholic Hymns

Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi
Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi

Mutegekere amakubo Omukama
Mmwe munyirize emitima gyammwe
Mmwe mugolole amayisa agammwe
Lwe muliraba Omukama ng’ajja

Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi
Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi

Omulanzi ye Yowaana alanze
Mmwe muluŋŋamye amakubo gammwe
Ly’eddobbozi ly’oyo alanga
Nti mutegeke emitima gyammwe

Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi
Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi

Katunyirize amakubo agaffe
Tubugirize Omukama ng’azze
Katugolole amakubo agaffe
Tusanyukire Omukama ng’azze

Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi
Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi

Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi
Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi

Mutegekere amakubo Omukama
Mmwe munyirize emitima gyammwe
Mmwe mugolole amayisa agammwe
Lwe muliraba Omukama ng’ajja

Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi
Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi

Omulanzi ye Yowaana alanze
Mmwe muluŋŋamye amakubo gammwe
Ly’eddobbozi ly’oyo alanga
Nti mutegeke emitima gyammwe

Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi
Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi

Katunyirize amakubo agaffe
Tubugirize Omukama ng’azze
Katugolole amakubo agaffe
Tusanyukire Omukama ng’azze

Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi
Jangu yanguwa okujuna
Jangu otuddize eddembe Yezu
Tukwesiga gwe musaasizi

Submit Corrections