International love
A long distance love
International love
Nagwa mukwano gw’ewala
International love
A long distance love
International love
Nagwa mukwano gw’ewala

Enjuba olugolooba
Ebirowoozo byange byonna bidduka
Magammaga mbinoonya
Buli we nkwata nkwata lwayaba
Omutima natunda
Bwe nagwa mukwano gw’ewala
Ate era baby tolowooza
Ku mutima nakwerabira
Omukwano teguzibira kkubo
Love y’amaanyi terina nsalo
Ebirowoozo by’amaka biteeke ku mpagi
Okwesigaŋana mukwano y’empagi
Buli lw’ondoota mba ndyawo
Naawe bwe nkuloota obeera wano nange
Birowoozo byange biri eyo
Naawe omukwano gwo, guli wano nange

International love
Gwe njagala y’oyo
A long distance love
Girl I love you so
International love
Njagala yiiyo
Nagwa mukwano gw’ewala
Wala wala eyo
International love
Gwe njagala y’oyo
A long distance love
Girl I love you so
International love
Njagala yiiyo
Nagwa mukwano gw’ewala
Wala, wala eyo

Ekintu kwagala nga kiruma
Nga tonnagwa mukwano gw’ewala
Kulikikunta anti lw’ayita
Omwagalwa gwe n’omujjukiza
Omutima watwala mubiri waleka eno
Nkuweerezza aka message
Kebera WhatsApp yo
Ntaddemu ka emoji
Keetisse omukwano gwo
Baby tolowooza ku mutima nakwerabira
Omutima natunda
Bwe nagwa mukwano gw’ewala
Manya

International love
A long distance love
International love
Nagwa mukwano gw’ewala
International love
Omukwano gw’ewala
Ekigukuuma buba bwesigwa

A long distance love
Emibiri osobola okugyawula
Naye emitima tebagyawula

International love
Omukwano gumenya ebisenge
A long distance love
Gukutula enjegere
International love
Njagala yiiyo
Nagwa mukwano gw’ewala
Wala, wala eyo

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *