Sai Beats
Pawaz Entertainment

Mmwe abebyulabyula
Bisambi mubimyusa
Byemwebyulabyula ngeza nkusange ewa Hajji

Subhana Allah
Ah go hurt you walaahi
Mmale nkukweke eyo
Gyebataakusange ewala ah
Oba nfune ekyambe
Akukwatako era nnyombe
Omusajja owange ono lumbe
Mmwewale ofune, eddembe

Subhana Allah
Ah go hurt you walaayi
Mmale nkukweke eyo
Gyebataakusange ewala
Subhana Allah ah
Ah go hurt you walaa-hi
Mmale nkukweke eyo
Gyebataakusange ewala
Ngeze nkusange ewa Hajji
Ng’ate tolina badge
Ngeze nkusange ewa Hajji
Ng’ate tolina badge
Hmmm

Nebwoba mukyala muto
Tosika nnyo ng’osika ozza wuwo
Omugole bakuleese muto
Bwotozaale nga bakuzzaayo oh
Walaahi ya Mungu
Hajji olinkwasa n’emmundu
Nga nnwana nfune ebiwundu, nga nnwana
N’abo abebyulabyula
Bisambi mubimyusa
Byemwebyulabyula ngeza nkusange ewa Hajji

Subhana Allah
Ah go hurt you walaahi
Mmale nkukweke eyo
Gyebataakusange ewala
Subhana Allah ah
Ah go hurt you walaa-hi
Mmale nkukweke eyo
Gyebataakusange ewala
Ngeze nkusange ewa Hajji
Ng’ate tolina badge
Ngeze nkusange ewa Hajji
Ng’ate tolina badge

Mmwe abebyulabyula
Bisambi mubimyusa
Byemwebyulabyula ngeza nkusange ewa Hajji
Subhana Allah

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin