Kani kusonga tunasonga mbele
Kani kufight tunafight back (Bebe Cool)
Nanikisema usibishe we
Ron
Bado tunasonga natukazidi kusonga
Oh bannange gye nvudde
Bwe ntunula ne ndaba gye nvudde, ha!
Okusinziira gye nvudde
Kati okunnemesa walaayi oba oswadde
Oh bannange gye nvudde
Bwe ntunula ne ndaba gye nvudde, ha!
Okusinziira gye nvudde
Kati okunnemesa walaayi oba oswadde
Ndi mugumu ng’asalwa embalu
Nkubye kuva mu buto ppaka bukulu
Nayimbanga mu buto nga baliyita ddalu
Nga ne ku ssomero nkubwa lwa butasiba bikalu
Kati awo munnange ne njiga
Ensi ne ngya ngitoba ne ndaba
Emikwano egitanzimba ne ngibwaka
Na bonna abatanjagaliza ne mbekweka
Now am so determined I just can’t stop
Nasonga kusonga na lo
No retreat no surrender
Ama ni kusonga namua kusonga na lo (eh!)
Oh bannange gye nvudde
Bwe ntunula ne ndaba gye nvudde, ha!
Okusinziira gye nvudde
Kati okunnemesa walaayi oba oswadde
Oh bannange gye nvudde
Bwe ntunula ne ndaba gye nvudde, ha!
Okusinziira gye nvudde
Kati okunnemesa walaayi oba oswadde
Nayozanga ngoye z’abaana ku ssomero
Mu kisulo bampe ku sukaali
Nga ne bwe zituuka essaawa z’obuugi
Nze akeera ku maliiri
Natambuzanga bigere okuva e Kanyanya ku stage
Ppaka e Kaleerwe
Nga sirina yadde ez’amazzi
Naye nga sikoowa
Nabaako gyebatanjagala
Nga nkimanyi tebanjagala
Nga sirina nno kye nabakola
Naye nga just tebanjagala
Oh bannange gye nvudde
Bwe ntunula ne ndaba gye nvudde, ha!
Okusinziira gye nvudde
Kati okunnemesa walaayi oba oswadde
Oh bannange gye nvudde
Bwe ntunula ne ndaba gye nvudde, ha!
Okusinziira gye nvudde
Kati okunnemesa walaayi oba oswadde
Kani kusonga tunasonga mbele (fire)
Kani kufight tunafight back (eh)
Nanikisema usibishe we (fire)
Bado tunasonga natukazidi kusonga
Kani kusonga tunasonga mbele
Kani kufight tunafight back (fire)
Nanikisema usibishe we (eh)
Bado tunasonga natukazidi kusonga
Ndi mugumu ng’asalwa embalu
Nkubye kuva mu buto ppaka bukulu
Nayimbanga mu buto nga baliyita ddalu
Nga ne ku ssomero nkubwa lwa butasiba bikalu
Kati awo munnange ne njiga (fire)
Ensi ne ngya ngitoba ne ndaba
Emikwano egitanzimba ne ngibwaka
Na bonna abatanjagaliza ne mbekweka
Oh bannange gye nvudde
Bwe ntunula ne ndaba gye nvudde, ha!
Okusinziira gye nvudde
Kati okunnemesa walaayi oba oswadde
Oh bannange gye nvudde
Bwe ntunula ne ndaba gye nvudde, ha!
Okusinziira gye nvudde
Kati okunnemesa walaayi oba oswadde
Naweekeera
Nga neebaka late ng’ate nkeera
Tofaayo gwe weekeera
Wadde weebaka late ng’ate okeera
One day