Gw’oyagala Lyrics – Jackie Chandiru ft. Rabadaba

Rabadada
Yeah! Ahaa
A Rabadaba de de de de there
Alongside Jackie, yeah
It’s another story, yeah
A real life story

Jackie
Leero (leero)
Njagala mbabuulire ki kyendiiii
Obulamu buno (buno)
Mundaba bulabi naye nga muliro oh
Hee, (hee)
Amasanyu kuba nago ŋenda
Nga naye (nga naye)
Mundaba bulabi ne sibabuusa
Ntambudde ekimala
Nnumirirwa bulamu bwange
Ntambudde ekimala
My pain and tears are cries, ooh

Jackie
Tell me how comes?
Buli gw’oyagala aba akuzannyisa
Tell me how comes?
Every time that I walk away
Tell me how comes?
Buli gw’oyagala aba akuyisa bubi
Tell me how comes?
Buli gw’oyagala aba akuzannyisa

Jackie
Ŋumye, olw’embeera gye mpiseemu
Ku myaka gino, nze
Okubeera bwenti ssi musango gwange
Mulaba bulabi nga ndi bwenti nkaaba
Ng’abemidomo mbalaba baseka, oh
Ne gwe njagala ng’alatta
Guno mukwano nkula ki?
Ooh nga ndabye nze!

Rabadaba
Yeah
Byali bya kabi nnyo mu nnaku ziri
Nga tusensebula kye bayita omuziki
Buli wamu ne mikwano nga tuli steady
Byatandika mpola with frisky awo
Ne tucacanca with everything nice so effortlessly
Nti ndibeera naawe she didn’t reply relentlessly
Ne nnemerako
Namugamba mumatira bisoko
Kko ye nti oyo pokopoko
Bigambo byange tebimukwatako
Naiiazi wa hitaji ssi byaliko

My pain and tears are cries, ooh

Submit Corrections