I look up to you for my inspiration
You make everything okay
We’re going far on this journey
It’s ’cause the winds are talking to me
Exquisite
Did you know you’re an angel in detail?
Mu bonna ndaba osaana nze
Nze wuwo, saagala nkulimbe yeah
Bw’otuukawo bingi bikyuka

Gweggula
Omutima nga gweggula
Buli lwe nkulaba gweggula aah ah
Gweggula

Nze mwennyini seesiga nze
Kubanga nkwagala ntya okusinga nze! (yeah yeah)
Nkwagala sirina kkomo nze
Ooh gwe piece ebadde ebula ku kibumbe eeh, eeh
Nakufuna oluvannyuma
Ewaali wabulamu gwe wajjuza
Bye wankuba luli tebyakoma
Eh eh eh eh eh eh
Nze wuwo, saagala nkulimbe yeah
Bw’otuukawo bingi bikyuka

Gweggula
Omutima nga gweggula
Buli lwe nkulaba gweggula aah ah
Gweggula

I look up to you for my inspiration
You make everything okay
We’re going far on this journey
It’s ’cause the winds are talking to me

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin