Gwe Maanyi Gange Lyrics – Sasha Brighton

Hmm aah
Nalootanga kuba wuwo mukwano, ooh
Sigenda kwekyusa, sirikwefuulira sweetie
You’re ma backbone, eeh
Oli muti mu zaitun, eeh eh eh
Era you’re my king
Ka nange mbe your queen, ooh
Amazima laavu ennuma
N’emmere yagaana ssilya, eh eh!
Mbeera waka nga nkema
Naye nga nkulinze dear
Kati k’ozze leero
Njagala nkufumbire envuluga
Sisussa munnyo
Ojja kuntenda nti ngabula, yeah eeh

Related: Mbeera Eno Lyrics – Fille

Nkwagala nnyo
Mukwano ooh
Gwe maanyi gange
Onsanyusa nnyo
Tovanga wano ooh
Yeggwe maanyi gange
Nkwagala nnyo
Mukwano ooh
Gwe maanyi gange
Onsanyusa nnyo
Tovanga wano ooh
Yeggwe maanyi gange

Ngya ne ntyamu muli
Eyo gy’oyita oh ma sunshine
Abalala baleke babi
Gumira ku nze ogya kubeera fine
Ye ndibeera n’ani? (ooh oh)
Bwe bakubba nsigala ku lw’ani? (ooh oh)
Mazima nazza gwaki? (ooh oh)
Ye owange bakwagaza ki? (ooh oh)
Bino byonna by’ani? Babe
Nona akagaati, olye
Buli kyange kikyo naawe kwata wano
Omukwano gwo gwonna guleete eno
Abakukwana bonna baloope eno
Nkuwe laavu nkwagaze ensi eno, ooh

Also Read: Sheila Gashumba has the best Valentine of all time

Double Kick
Yaled

Njagala tuzaale babiri abaana baffe
Abalala mbalaba bulabi
Togezanga n’ogaba ku laavu yange
Beera n’amawaggali
Abayogera ebigambo kabayogere
Balasanire eyo nga wano ondeze
Nabaleka mu ŋŋambo bakonjere
Ffe twasiga kati ka tukungule
Njagala tubeere babiri emitwe gibobbe
Bamere n’endali honey
Nga nkusuza na mu lubiri laavu ekwajje
Ng’ozannya ne ka Sasha
Ate ani agaana?

Gwe maanyi gange
Yeggwe maanyi gange
Gwe maanyi gange
Yeggwe maanyi gange

Submit Corrections