Hmmm yeah

Abalala bagezesa nekimala nekikwatayo oh
Eeh eh, eby’emitima bwe biba
Abalala beesigako ka langi akasikiriza
Ye oba nkugambe ntya?
Eh, eby’amapenzi bwe biba
Love ekusimba nnyo
N’owulira ng’ebirala toyagala kumanya
Hmmm waakiri omulinda n’okeesa
Omutima muzibu teguba na kuteesa
Ekola nga kyogero
Love ekunyiga n’odda mu shape, eeh

Ekitugabanya emitima omukwano gutusobola
Otulaba kwegonza wabula gutusobola
Ekitugabanya emitima omukwano gutusobola, eeh eh
Obalaba kwemoola omukwano gubatabula

Hmmm naye bambi omulowooza nnyo
N’oba ng’eyakumulaba, eeh
Amasannyalaze gakuyitamu gwe n’obula okufa (hmmm)
Essuubi lyo liba mu ye (mu ye)
Kuba ne mu mutima gwo ogamba (aaah)
Nti teriba, teriba mulala omukwano gukusukkako
Gukuvuga, bwotyo n’okkirira
Ekola nga kyogero
Love ekunyiga n’odda mu shape eeh
Ooh love

Ekitugabanya emitima omukwano gutusobola
(Buno obumwa mbutintinze, eeh)
Otulaba kwegonza wabula gutusobola
(Oh nkulinze, eh)
Ekitugabanya emitima omukwano gutusobola, eeh eh
(Hmmm mukwano)
Obalaba kwemoola omukwano gubatabula

Omukwano gulina wegukussa
Nga tolina luyingo (aah)
Olina w’otuuka, nga tolina bigambo (hmmm)
Ng’owoza kimu baby baby, hmmm bwe biba
Eeh eh, ebya love byo byewunyisa
Hmmm waakiri nnyweza
My love, hold me tight
Naye bambi nkulowooza nnyo

Ekitugabanya emitima omukwano gutusobola
(Hmmm gwa maanyi, eh)
Otulaba kwegonza wabula gutusobola
(Gutusika gutusika, eh)
Ekitugabanya emitima omukwano gutusobola, eeh eh
(Guno guwoomya n’ebikaawa, eh)
Obalaba kwemoola omukwano gubatabula

Hmmm eh yeah

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *