Bass Boi

Omwaka guno (yeah ah)
Omwaka guno (aah)
Omwaka guno (yeah, aah)
Omwaka guno (yeah uuh eh)
Mukama omwaka guno
Omwaka guno oh
Mukama omwaka guno oh

Tuli mu mwaka mupya
Buli kimu kibe kipya
Tuli mu mwaka mupya ah
Nti buli kimu kibe kipya Mukama
Wabula omwaka guno
Omwaka guno
Nakaaba mu mwaka guli
Kannyumirwe mu mwaka guno oh
Mukama omwaka guno
Mpa ebyange mu mwaka guno oh
Mu mwaka guno
Nnyumirweko omwaka guno oh
Ebyannema mu mwaka guli
Mbikole mu mwaka guno
Bye nasaba mu mwaka guli Mukama
Bimpe mwaka guno
Nnyumirwe mwaka guno
Nzaale mwaka guno uh

Yeffe abaana bo (Mukama)
Tuzze mu maaso go (Mukama)
Wootali biba bibi (Mukama)
Tuzze otukwatireko (Mukama)

Mukama yeggwe kirimaanyi
Tuzze mu maaso go otuwe ku maanyi
Yadde tuli bangi
Mu maaso go manyi nti tetuli bangi yeah
Nteeka mu plan
Mbe mu baana bo abalungi Mukama
Kale tonyiiga
Yadde twekola bingi okunyiiza
Eno abamu tebasaala
Gwe n’obasonyiwa nebafunanga Mukama!
Kale tonyiiga
Nze nkwagala kufa era sirikyuka Allah

Yeffe abaana bo (Mukama)
Tuzze mu maaso go (Mukama)
Wootali biba eeh (Mukama)
Buli kimu kibe kipya (Mukama)
Tuli mu mwaka mupya ah (Mukama)
Nti buli kimu kibe kipya (Mukama)
Wabula omwaka guno (Mukama)
Omwaka guno (Mukama)

Nakaaba mu mwaka guli eh
Kannyumirwe mu mwaka guno oh
Mukama omwaka guno
Mpa ebyange mu mwaka guno uh
Mu mwaka guno
Nnyumirweko omwaka guno uh

Jah Live

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin