Ayi ayi ayi ayi
Nkutaayiza butaayiza
Sir Dan Magic, eh

Ah mi say juuju
Olabika nga wansiba na juuju
Omutima gukuba bwe ddu ddu ddu
Medication gyira gyanguye
Nfubye okulindalindako
Njagala nkulabelabeko
Njagala nkukwatekwateko
Naye oli na bunaayira
N’emboozi yaakunaayiza
Nkutaayiza butaayiza
Yitaba nti wangi
Oba ompulira
Ah nkubira akawuuli
Bw’oba ompulira ooh

Gukuba nga bidongo
Omutima gukuba nga bidongo
Wootoli gukuba nga bidongo
Guli mu kikeesa gukeesa
Gukuba nga bidongo
Omutima gukuba nga bidongo
Wootoli gukuba nga bidongo
Guli mu kikeesa gukeesa

Ku luli lwe nasembayo okukulaba
Nanyumirwa nali ng’asuze ne malaika
Ng’eno omutima gwongera kulaalira
Aah wabula sisobola kuwalira
Aga walaayi
Mbula kwesiba nga mataayi
Oba kale kabuuti
Gy’oyambala mu mpewo nga nnyingi
Yitaba nti wangi
Oba ompulira
Ah nkubira akawuuli
Bw’oba ompulira ooh

Ah la la la la la la
Omwana ankubisa kamunguluze
Ah la la la la la la
Whine and go down down down
Omwana antambuza gyejjerebu
Gyejjerebu, gyejjerebu
Omwana antambuza kanzunzu
Gyejjerebu, gyejjerebu
Omwana oh ooh
Ah la la la la la la
Omwana ankubisa kamunguluze
Ah la la la la la la
Whine and go down down down
Omwana antambuza gyejjerebu
Gyejjerebu, gyejjerebu
Omwana antambuza kanzunzu
Gyejjerebu, gyejjerebu
Omwana oh ooh

Gyejjerebu, gyejjerebu
Oooh oh
Gyejjerebu, gyejjerebu

Submit Corrections

One thought on “Gukuba Lyrics – Irene Ntale”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *