Golola Ekkubo Lyrics – King Saha

Eeh eh ah
Fresh
Aah

Nkukwasizza obulamu bwange, hmmm
Gwe amanyi obunafu bwange
Ndi ku luggi lwange
Mulyango gwange
Ninze gwe Katonda wange
Ruhanga wangye
Allah wange
Gwe amanyi amajja gange
N’amagenda gange
Gwe amanyi ebintu byange
Nkukwasa n’abantu bange
Gwe amanyi ebyama byaffe, eh
N’ebintu byaffe
Tugololere amakubo gaffe

Golola ekkubo
Golola ekkubo
Golola ekkubo
Golola ekkubo
Golola ekkubo
Golola ekkubo
Ggula ekkubo
Ggula ekkubo ssebo oh
Ggula ekkubo eeh oh
Ggula ekkubo oh eeh
Ggula ekkubo oh

Guliba musango
Ssiriva mu banno, eeh aah
Gwe wayogera kigambo
Ne nfuuka omuntu, eeh aah
Ssirikuvaamu ssi muzannyo
Ssiryekyuusa, eeh eh hmmm
Nkimanyi nti osobola (osobola)
Teri kikulema osobola (osobola)
Oli w’amaanyi osobola (osobola)
Ggula ekkubo osobola

Golola ekkubo
Golola ekkubo
Golola ekkubo
Golola ekkubo
Golola ekkubo
Golola ekkubo
Ggula ekkubo
Ggula ekkubo ssebo oh
Ggula ekkubo eeh oh
Ggula ekkubo oh eeh
Ggula ekkubo oh

Golola ekkubo
Golola ekkubo ssebo oh
Golola ekkubo eeh
Golola ekkubo
Ggula ekkubo
Ggula ekkubo ssebo
Ggula ekkubo
Ggula ekkubo
Ggula ekkubo ooh, eh

Nkimanyi nti osobola (osobola)
Teri kikulema osobola (osobola)
Oli w’amaanyi osobola (osobola)
Ggula ekkubo osobola
Nkimanyi nti osobola (osobola)
Teri kikulema osobola (osobola)
Ooh osobola (osobola)
Hmmm Mukama osobola

Golola ekkubo
Golola ekkubo
Golola ekkubo

Submit Corrections