Ha!
Weasel Manisal with a Goodlyfe ting dis
Everytime with fire yo
Weasel Manisal alongside the Radio
This one a Crouch Production
Gwe

Both
Gezagezaamu (wewawewaamu)
Ani akugyamu? (ani akugyamu?)
Gezagezaamu (wewawewaamu)
Ani akugyamu? (ani akugyamu?)

Radio
Darling gezagezaamu ddala ani akugyamu?
Bikwate mangu laba ddala ani akufaako?
Nkuba ekimyanso, oggule omulyango
Naye onnumya nnyo ng’alina omusango
Nina omukwano gwo kamaala teguliggwawo
Ani anaagumira obusungu bwo obungi?
Ani yeah?
Ani anaagumira emikwano gyo emingi?
Ani yeah?

Both
Gezagezaamu (wewawewaamu)
Ani akugyamu? (ani akugyamu?)
Gezagezaamu (wewawewaamu)
Ani akugyamu? (ani akugyamu?)

Radio
Olina kyewankola
Bwenkulaba ng’oyitawo byenkola mbireka
Masannyalaze gankuba
Nziba n’omudomo nennemwa okumira
Nga njagala kwatula
Omumwa neguziba nenjogera ebirala
Aaah gwe oba ondaba
Lwaki tonnyamba n’omponya omuguwa?
Ddala bw’oba ondaba
Lwaki tonnyamba n’omponya omuguwa?
Ani anaagumira obusungu bwo obungi?
Ani yeah?
Ani anaagumira emikwano gyo emingi?
Ani yeah?

Both
Gezagezaamu (wewawewaamu)
Ani akugyamu? (ani akugyamu?)
Gezagezaamu (wewawewaamu)
Ani akugyamu? (ani akugyamu?)

Weasel
Ha, bw’oba ogira tugire ebyo ebisinga okuwooma
Ha, bw’oba ogenda tugende nze nkooye okulinda, yo yo
Gezagezaamu babe nze teriiyo ansinga
Ha, nze nkugamba mazima abalala bakulimba
Ne bw’oba ogenze Bulaaya era nsigala nkulinda
Ba Pemba bakulimba
Eyo gyotaba bakukyanga
Ha, nsazeewo leero zaabike
Bwegiba misinde omusaayi gudduke
Anti puleesa zirinnye
Gatonnye leero gakulukute

Both
Gezagezaamu (wewawewaamu)
Ani akugyamu? (ani akugyamu?)
Gezagezaamu (wewawewaamu)
Ani akugyamu? (ani akugyamu?)

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin