Njagala gwe bali bonna bantama
A Sound Skiller
Tugende mu maaso ani ananziza ennyuma?
Am the papa you the mama
Tukannyonyoke more romantic drama

Kirooto kya ntiisa
Golola okufuuka chali wa Semata
Yawula obuugi ku mata
Nze semaka baby wange namaka
Khan, Nohart
Say yes we rendezvous tonight
Say yes we rendezvous tonight
Say yes we rendezvous tonight
Second it we rendezvous tonight

Gamba ye
Mimi na wewe gamba ye
Gamba ye
Mimi na wewe gamba ye

Mummy kawato omulongo Nakato
Okukwagala ngifudde motto
Bya ddala nkiraba mu birooto
Ex wamuwona ebiwundu byawona?
Njagala gwe bali bonna bantama
Tugende mu maaso ani ananziza ennyuma?
Am the papa you the mama
Tukannyonnyoke more romantic drama
Empisa love guno mulamwa
Nze naawe ggumba na mbwa
Ssalambwa nkulwanire nga Simba
Tuzaale abaana kasita toli mugumba
Say yes we rendezvous tonight
Say yes we rendezvous tonight
Say yes we rendezvous tonight
Second it we rendezvous tonight

Gamba ye
Mimi na wewe gamba ye
Gamba ye
Mimi na wewe gamba ye

Babe, bwentyo bwendi kikwano
Totunula mabega, gyendi gy’olaga
Tukumbe, me and you
Tutuukirize ng’abateesi bwe balaba
Queen ne King, yeah mwana
Ffe tukuumagane ng’erinnyo
N’ekibuno ooh baby
Say yes we rendezvous tonight
Say yes we rendezvous tonight
Say yes we rendezvous tonight
Second it we rendezvous tonight

Gamba ye
Mimi na wewe gamba ye
Gamba ye
Mimi na wewe gamba ye

Ku nze oli muzira mu gyonna emizira
Honeymoon tugende ku muzira
Gwe gwe mmanyi bi zombie nabizira
Mbaziira sifaayo kye weddira
Njagala gwe bali bonna bantama
Tugende mu maaso ani ananziza ennyuma?
Am the papa you the mama
Tukannyonnyoke more romantic drama
Empisa love guno mulamwa
Nze naawe ggumba na mbwa
Ssalambwa nkulwanire nga Simba
Tuzaale abaana kasita toli mugumba

Gamba ye
Mimi na wewe gamba ye
Gamba ye
Mimi na wewe gamba ye
Njagala gwe bali bonna bantama
Tugende mu maaso ani ananziza ennyuma?
Am the papa you the mama
Tukannyonnyoke more romantic drama

X Pan Production

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *