Galfie ma bestie
Abra Keyz Pro
Njagala engeri eyo gy’onkiikirira
Ebyama bingi by’omanyi

Dama

From the day we met
Twafuka ba mikwano in a joking way
(Galfie ma bestie)
Kati we’re growing old
Tulinga baaluganda you’re my sister for real
Bestie oli wa njawulo
Mu mikwano gyendabye ddala tewenkanika
Wafuuka kitundu ku nze
Ebikunyiiza binnyiiza oli sister gyendi
Weebale butanvaamu nange
Nkusuubiza okubeerewo forever and ever

Wendi, kululwo galfie nze wendi
Ebikunyiga, nange binnyige
Oli kitundu ku nze mu bulamu, hmmm
Wendi kululwo galfie nze wendi
Ebikunyiga nange binnyige
’cause oli kitundu ku nze mu bulamu

Ono bestie abeerangawo, mu kayaasi
Galfie ambeererangamu
Ebyama bingi by’omanyi
Ate nga sibiwulirangako walala
Njagala engeri eyo gy’onkiikirira
Naddala ng’osanze eyo abanjogerako
Ensobi ezange ozifuula zizo
Kyoka ebibyo by’okola ebirungi n’obinjiwako
You’re the true definition of a friend
A bestie, a sister and more and more
Nkwagala nnyo galfie ma bestie
Aaah nze wendi

Wendi, kululwo galfie nze wendi
Ebikunyiga, nange binnyige
Oli kitundu ku nze mu bulamu, hmmm
Wendi kululwo galfie nze wendi
Ebikunyiga nange binnyige
’cause oli kitundu ku nze mu bulamu

Kino kiteeso kyange bestie
Let’s make it up to the old age
You’re the only bestie nze gwenina
Era nkwenyumirizaamu girl byaddala, hmmm
Temutokomoka omugambo abange
In a million she’s the one I call a bestie
My galfie nze wendi
Toba na kutya mukwano wendi
My galfie nze wendi
Toba na kutya mukwano wendi

Chord Africa

Wendi, kululwo galfie nze wendi
Ebikunyiga, nange binnyige
Oli kitundu ku nze mu bulamu, hmmm
Wendi kululwo galfie nze wendi
Ebikunyiga nange binnyige
’cause oli kitundu ku nze mu bulamu

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *