Future wife
Njagala future wife

Dem ah call me Topic
Future wife
Shark
Nnoonya future wife

Nkunoonya misana kiro (eh)
Wandirabise nze nenfuna otulo, babe
Oyambala biki ovulo?
Olya matooke oba oli wa kalo, eeh
Wandibadde wa mpisa nnyo
Wandibadde wa kisa nze n’omponya ebigambo
Ninga eyazza omusango
Wandibadde olabikako byonna nebivaawo
Siri malaaya nga bwe bampita
Baby tonzita
Nafunye n’ebiwundu ku mutima
Wabula nnumwa (oh na na)

Future wife
Njagala future wife
Future wife
Nnoonya future wife
Future wife
Njagala future wife
Future wife
Nze nnoonya future wife

Future wife nkunoonya ne ku live
Mu nzikiza oba nga nfunye light
Nemmala nkufuna kale tulya life
Jangu kati nkugambe ekiriwo kati
Njagala kusumulula wallet
Njagala nkuteekeko ku my budget
Olowooza tuli mu ndobeso
Bya ddala bino manya ssi bya kulobesa
Siri malaaya nga bwe bampita
Baby tonzita
Nafunye n’ebiwundu ku mutima
Wabula nnumwa

Future wife
Njagala future wife (oh na na)
Future wife
Nnoonya future wife
Future wife
Njagala future wife
Future wife
Nze nnoonya future wife

Nkunoonya misana kiro
Wandirabise nze nenfuna otulo, babe
Oyambala biki ovulo?
Olya matooke oba oli wa kalo, eeh
Future wife nkunoonya ne ku live
Mu nzikiza oba nga nfunye light
Nemmala nkufuna kale tulya life
Jangu kati nkugambe ekiriwo kati
Wandibadde wa mpisa nnyo
Wandibadde wa kisa nze n’omponya ebigambo
Ninga eyazza omusango
Wandibadde olabikako byonna nebivaawo
Sakata

Future wife
Njagala future wife (oh na na na…)
Future wife
Nnoonya future wife
Future wife
Njagala future wife (njagala,
Future wife
Nze nnoonya future wife
A Great Ronnie Composition
Shark

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *