Freedom Lyrics – Bobi Wine

This is a message to the government
Expressing exactly
What is on the people’s minds
Boss

Twakooye ebinyigiriza obulamu bwaffe
Nabuli kitumalako eddembe lyaffe
Uganda etambula edda mabega
Kituuse n’okutwetamya eggwanga lyaffe
Mulimba mutufuga bubi nnyo nammwe
Kale tetugaanye mwalwana mu nsiko
Naye ggwe omwana gwe wasanga nga tanazaalibwa
Kati naye yazaala na dda
Kino mukiŋŋambire muzeeyi abamutuukako
Nsaba ne bazeeyi banne bamugambeko
Eno ensonga nkyamu nnyo gy’alemeddeko
Kati eggwanga lyonna lyennyamidde
Bagamba eyali nga democracy mwamuvuluga
Kati yafuuka na hypocrisy
Bagamba eyali fundamental change mwagizalawa
Kati mugifudde no change
Bagamba nti ensonga ezaabalwanya kati mwazibuukako
Nammwe mukola biri ebya bali
Bakusaba nti constitution yaabwe togikwatako
Kuba mwe musigadde essuubi lyabwe

I say
We’re fighting for freedom
Kampala, Mukono, Mbale, Idinda
We’re fighting for freedom
Kabale, Rukungiri, Mbarara, Kasese
We’re fighting for freedom
Soroti, Kitgum, Arua, Lira, Gulu
We’re fighting for freedom
I say Wakiso, Masaka, Mubende, Mityana
We’re fighting for freedom

Yo
We’re living in a world similar to the one of slave trade
This oppression is worse than apartheid
The gun is the master
Citizen slave
The pearl of Africa is bleeding
Question
What was the purpose of the liberation?
When we can’t have a peaceful transition?
What is the purpose of the constitution?
When the government disrespects the constitution?
Where is my freedom of expression?
When you charge me because of my expression?
Look what you doing to this nation
What are you teaching the future generation?
See our leaders become misleaders
And see our mentors become tormentors
Freedom fighters become dictators
They look pon the youth and say we’re destructors

We’re fighting for freedom
Busia, Malaba, Mutukula, Kyotera
We’re fighting for freedom
Nebbi, Pakwach, Moroto, Kyaddondo
We’re fighting for freedom
Pader, Masindi, Kaboong, Karamoja
We’re fighting for freedom
Hoima, Kiryandongo, Fort, Bundibugyo
We’re fighting for freedom

Tusituke ba bboyi
Tukimanyi nti okununula eggwanga kitukakatako
Ffe abaana ba Uganda ffenna
Era manya nti bw’otunuulira ebikyamu n’osirikira eyo
Oliddemu nsi yo lukwe
Naffe abakulwanirako ggwe n’osirikira gy’oli
Obeera otusaddaase
Jjukira nti ne bwe bubeera bumyu nga bwakunŋŋaanye
Engo bugitwala terinnya
No matter your age and
No matter your sex
No matter your religion
No matter your tribe
Whether educated or uneducated
It’s a revelation for the generation
Gimme this
Whether you’re a doctor or a farmer
Whether you’re a teacher or police man
Could be a taxi driver or a student
Coulda be a lawyer,
Coulda be a soldier

Musituke ba bboyi
Temupowa ba bboyi
Bannayuganda abali ku mawanga
Abaana ba Bodaboda nammwe mwebeereremu
Yes man
Like Martin Luther said
“In the end
We remember not the words of our enemies
But the silence of our friends”

Submit Corrections