STE Uganda
Tukikuba okuva e Uganda paka Rwanda
Eh! Bijeemu propaganda…
Musa Starone
Bedan K
Double PP Touch
Gyezaavugidde

Balina fitina
Fitina fitina
Balina fitina
Eh! Tetulina fitina x2

Masaka kibuga nze gyenva
Kkumi na bbiri nze nva mu kikunta
Hustler buli wamu mba njiiya
Musa Starone naye anti anjulira
Ba haters…
Mwebale okutwogerera
Mufubye nnyo okutuwogganira
Mbu kino kye tukola tetukisobola
Tuve ku chupa tudde kaveera
Bw’ofuna ekyakabi nga bakuzalawa
Wekiggwaawo ng’ate bakwewala
Tebaagala olye baagala osule njala
Okeere ku makya nga weeyayamula
Bata Bata bano bo batabula
Basobole okulaba nga gwe oswaala
One love ba blood nze mbatumira
One love ba blood nze mbatumira

Balina fitina
Fitina fitina
Balina fitina
Eh! Tetulina fitina x2

Babawaana nnyo
Babawaana dda
Twagala tulabe
Ani asinga okukulukuta ragga
Ffe tukuba tutaagula ng’engo
One K O nkutwalirawo Mulago
Eh! Kablaaza…
Learn the manners of a real master
Tomala budde ng’ ovuma Head master
Tuula wansi obikkule zi chapter
Fitina fitina close the chapter
Learn the manners of a real master
Tomala budde ng’ovuma headmaster
Tuula wansi obikkule zi chapter
Fitina fitina close the chapter

Balina fitina
Fitina fitina
Balina fitina
Eh! Tetulina fitina x2

Aboogezi baleke bo no bogere
Tebayina kisa bakuba ku mutwe
Bagwa ogwe onuubuke bo no bawete
Bakuwaanawaana mbu oyina ssente
They just wanna see you ng’oli sseke
Baagala onywe ku mumwa ssi na luseke
Nze mbatya bano bakuba ne zi tteke
Bali bakoowu baagala cheque
Masaka kibuga nze gye nva
Kkumi na bbiri nze nva mu kikunta
Hustler buli wamu mba njiiya
Musa Starone naye anti anjulira

Balina fitina
Fitina fitina
Balina fitina
Eh! Tetulina fitina x2

Musa Starone talina fitina
Bedan K sirina fitina
STE tetulina fitina

Lyrics Submitted by Bedan K Ug

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *