Favour Lyrics – Judith Babirye

Eeeh

Leero okkiriziddwa laba oliko favour
(Oliko favour)
Ki ekinaagaana Mukama Katonda
Ayogedde okkiriziddwa
(Oliko favour)
Kati byonna ebigaanye bireke emabega
Okkirize Katonda akola eby’ekisa
Nze naawe laba tuliko favour
Era tukkirizibwa
Okkiriziddwa oliko favour
(Oliko favour)
Ki ekinaagaana Mukama Katonda
Ayogedde okkiriziddwa
(Oliko favour)
Kati byonna ebigaanye bireke emabega
Okkirize Katonda akola eby’ekisa
Nze naawe laba tuliko favour
Era tukkirizibwa

Omwaka omukadde laba gugenze
Naye ogumaze otya era onaabeerawo otya?
Mu guno omwaka omupya
Nga tolabye kulemesebwa
Buli ggwanga gy’ogenda yogera
Buli nnyumba w’oyingira yogera
Mukama Katonda atoye order kati oliko favour
Ogule ennyumba yo oba
Ozimbe ennyumba yo mukwano
Ogule emmotoka yo ate ofune n’omulimu
Gwe toli mw’abo abanaafa kigaane
Toli mw’abo abalemererwa ku nsi
Mukama Katonda atoye order nti oliko favour

Leero okkiriziddwa laba oliko favour
(Oliko favour)
Ki ekinaagaana Mukama Katonda
Ayogedde okkiriziddwa
Oliko favour
Nanti byonna ebigaanye bireke emabega
Okkirize Katonda akola eby’ekisa (okkirize, okkirize)
Nze naawe laba tuliko favour (eeh)
Era tukkirizibwa

Kati teri kwebaka
Teri kwebaka tumuyite omutonzi
(Oliko favour)
Ba malayika labayo beetala batuweereze
(Oliko favour)
Eryo eggulu nalyo kati limaze
Okusumulula byonna bye tusaba
Anti devine yo appointment
Eno permission granted
Ffe okuba obulungi nze naawe
Mukama akkirizza ooh

Leero okkiriziddwa laba oliko favour
(Oliko favour)
Ki ekinaagaana Mukama Katonda (kiki?)
Ayogedde okkiriziddwa
(Oliko favour)
Nanti byonna ebigaanye bireke emabega (ebigaanye)
Okkirize Katonda akola eby’ekisa (okkirize, okkirize)
Nze naawe laba tuliko favour (ooh, eeh)
Era tukkirizibwa (aaah, kale!)

Kubanga oliko favour nnyabo
Olifuna ago amafuta g’oyagala
(Oliko favour)
Kubanga oliko favour ssebo
Olisasula eryo ebbanja erikunyiga
(Oliko favour)
Kubanga oliko favour
Olirera abo abaana b’onoonya
(Oliko favour)
Eno favour gye ŋŋamba kwe kufuna
By’oyagala mu budde bw’oyagala
(Oliko favour)
Oliko favour gwe toli wa bulijjo oliko favour
(Oliko favour)

Leero okkiriziddwa laba oliko favour (ooh, eeh)
(Oliko favour)
Ki ekinaagaana Mukama Katonda (kiki?)
Ayogedde okkiriziddwa
(Oliko favour)
Nanti byonna ebigaanye bireke emabega (ebigaanye)
Okkirize Katonda akola eby’ekisa (okkirize, okkirize)
Nze naawe laba tuliko favour (eeh)
Era tukkirizibwa (aaah, kale!)
Leero okkiriziddwa laba oliko favour
(Oliko favour)
Ki ekinaagaana Mukama Katonda (kiki?)
Ayogedde okkiriziddwa
(Oliko favour)
Nanti byonna ebigaanye bireke emabega (ebigaanye)
Okkirize Katonda akola eby’ekisa (okkirize, okkirize)
Nze naawe laba tuliko favour (ooh, eeh)
Era tukkirizibwa

Favour, favour, favour, favour, favour, favour
Favour, favour, favour, favour, favour, favour
Favour, favour, favour, favour, favour, favour
Favour kuganja oh
(Oliko favour)

Submit Corrections