Njagala Fati
Pu-pu-pull it up

Fati y’amagye
Tava mu sharia
Naye nga hip zeeraga, yeah
Ebintu bya figure Mukama y’agaba
Naye nga Fati ky’anoga

Nze njagala oyo Fati Fati
Fati Fati Fati Fati Fati
Mpaayo mpaayo mpaayo
Mpaayo mpaayo mpaayo chance

Ye Fati ow’e City
Atambula azina
Muwala w’omusajja Hajji yantabangula
Tava mu sharia
Misana yeeraga
Bwebuziba crop top ne zi patra
Nze saagala mbalimbe Fati nja kukiwasa
Nnoonya maja nfune ka chance lwe nkikyambuwa
DJ akubye akayimba Fati n’alyoka azina
Laba nno DJ naye atandise okukipima

Fati, tava mu sharia
Naye nga hip zeeraga (abamanyi bamanyi)
Ebintu bya figure Mukama y’agaba
Naye nga Fati ky’anoga
Nze njagala oyo Fati Fati
Fati Fati Fati Fati Fati
Mpaayo mpaayo mpaayo
Mpaayo mpaayo mpaayo chance

Fati k’azine
Ffe tunyumirwe
DJ kuba muziki vva ku byana by’olabye
Beer kabatumye
Mukka bagugula
Figure kazeerage
N’abobugulu baasomye
Kibeera Kampala mu party wano everyday
Zi iPhone bintu byabwe byonna baakubye
Ndabye ku baana ba wasape
Ndabye ne ku fame
Naye nga maama Fati
Kiri kya body

Fati, tava mu sharia
Naye nga hip zeeraga (abamanyi bamanyi)
Ebintu bya figure Mukama y’agaba
Naye nga Fati ky’anoga
Nze njagala oyo Fati Fati
Fati Fati Fati Fati Fati
Mpaayo mpaayo mpaayo
Mpaayo mpaayo mpaayo chance

Pu-pu-pull it up
See every girl in the house tonight nice naye (njagala Fati)
Sijja kwesembereza nobody no cheating (bampe Fati)
Eeh waiter, ku menu kuliko ki kuba (njagala Fati)
Hips ky’ekyo body kweri gw’ayimiridde (bampe Fati)

Fati, tava mu sharia
Naye nga hip zeeraga (abamanyi bamanyi)
Ebintu bya figure Mukama y’agaba
Naye nga Fati ky’anoga
Nze njagala oyo Fati Fati
Fati Fati Fati Fati Fati
Mpaayo mpaayo mpaayo
Mpaayo mpaayo mpaayo chance

Eeh kano kaweddemu yo
Nze ndi mukyamu
Neithan ne Baru
Ŋŋenda batta
Pu-pu-pull it up

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin