Essuubi Lyrics – Sama Sojah

Fathers and mothers are dying
Leaving the children crying
AIDS want to kill the whole city now
It is my duty to let you know

Baali bawala abato nga bimyula mbooko
Abavubuka abaalina ebirooto
Mukenenya bwe yajja teyanyiga ku liiso
Bwatyo n’abasenkenya atyo
Tobasalira musango
Essuubi lyabwe liri mu ggwe
Tekwali kusalawo kwabwe
Okupooca na kino ekirwadde
Kati tusobola okulwanalwanako
N’abalwadde ne bawangaalako
Wadde mukenenya abalya abamalawo
Tubawe omugongo gwebaneesigamako

Essuubi lyabwe liri mu ggwe
Nange, mu ffe
Kwata akatono omuyambe
Leero ye, enkya yandiba gwe
Essuubi lyabwe liri mu ggwe
Nange, mu ffe
Kwata akatono omuyambe
Leero ye mulwadde, enkya yandiba gwe

Nnyini mufu y’akwata awawunya
Mu nsonga ezimu leka tolinda ba sponsor
Ako akatono kakwate tandika
Osobola okukyusa eggwanga
Bangi nnyo abatuvuddeko
Nga singa twabalwanako ate bandibaddewo
Mukenenya nga yabatubbako
Abamu amabujje ne bagalekawo

Kati tusobola okulwanalwanako
N’abalwadde ne bawangaalako
Wadde mukenenya abalya abamalawo
Tubawe omugongo gwebaneesigamako

Essuubi lyabwe liri mu ggwe
Nange, mu ffe
Kwata akatono omuyambe
Leero ye enkya yandiba gwe
Essuubi lyabwe liri mu ggwe
Nange, mu ffe
Kwata akatono omuyambe
Leero ye mulwadde, enkya yandiba gwe

Fathers and mothers are dying
A One Dollar Initiative
AIDS want to kill the whole city now
Sama Sojah
Prayin’ for dem

Baali ba kiwago
Baali ba kitalo (rest in peace)
Mukenenya yabatutwalako
Bwatyo n’abasenkenya atyo
Tobasalira musango
Essuubi lyabwe liri mu ggwe
Tekwali kusalawo kwabwe
Okupooca na kino ekirwadde
Kati tusobola okulwanalwanako
N’abalwadde ne bawangaalako
Wadde mukenenya abalya abamalawo
Tubawe omugongo gwebaneesigamako

Essuubi lyabwe liri mu ggwe
Nange, mu ffe
Kwata akatono omuyambe
Leero ye enkya yandiba gwe
Essuubi lyabwe liri mu ggwe
Nange, mu ffe
Kwata akatono omuyambe
Leero ye mulwadde, enkya yandiba gwe

Essuubi lyabwe liri mu ggwe
Never neglect them
Pray and hang with them
Party with them
In any situation
Sama Sojah ah fi tell you now
A master fi tell you now
Kwata akatono omuyambe
Leero ye, enkya yandiba gwe
I sign out

Submit Corrections