Ennamba Lyrics – Irene Ntale
Your love is my love oh
Sir Dan Magic
Ntale
Njagala leero nkubuulire
Naawe ombuulire
Oba nga kye mpulira okiwulira
Empapula zonna tuzijjuze
Signature ngitonnyeze
Olwo byonna tubyekole, aah eeh
Wooli, wendi
Saagala stress
Join me, honey
Gwayita faasi faasi
Baby I need you today
N’enkya tomorrow
Baby I need you today
Monday to Monday
Njagala nkukwase ennamba
Ennamba
Oli nnamba emu mu nnamba
Ennamba
Njagala nkukwase ennamba
Ennamba
Oli nnamba emu mu nnamba
Ye gwe nnamba
Fitting ku fitting
Oli nnamba emu mu kisaawe
Laavu eno laavu eno
Njagala tugibakube mu face
Fitting ku fitting
Oli nnamba emu mu kisaawe
Laavu eno laavu eno
Njagala tugibakube mu face
Anti nanti, eh
Nkumatira bya kiloodi, eh
Ate nga n’anti
N’omukwano gwo ngulina eno
Baby I need you today
N’enkya tomorrow
Baby I need you today
Monday to Monday
Fitting ku fitting
Oli nnamba emu mu kisaawe
Laavu eno laavu eno
Njagala tugibakube mu face
Fitting ku fitting
Oli nnamba emu mu kisaawe
Laavu eno laavu eno
Njagala tugibakube mu face
Anti nanti, eh
Nkumatira bya kiloodi, eh
Ate nga n’anti
N’omukwano gwo ngulina eno
Baby I need you today
N’enkya tomorrow
Baby I need you today
Monday to Monday
Nnamba
Ennamba
Nnamba
Ennamba