Aargh
Haki hold up the vibe
Haki yo Blackman care of
Sabula
Chameleone down here
Na Geosteady

Geosteady
Maria we
Wafumisa na kyuma watunga n’ekiso ku mutima
Maria we
Nakwagala nnyo nga nzunga n’ekiro mu kibuga
Baur
Laba akasente bwe kabula (aah ah)
Ng’ate bye nkola bimenya (aah ah)
Maria akasente nali nina nze (aah ah)
Ebizibu by’ensi tebikoma (aah ah)
Maria, eyanjigiriza okusiga
Hmmm hmm Maria
Kabibe birooto nabula
My love my lover

Chameleone
Naye, twava eri makundi
Ng’omukwano nga simanyi gulimenyeka
Ng’omukwano tugusiba nga biwuziwuzi
Kumbe bidondi birikutuka
Laba bye twesuubiza obibale
Wandekera olubimbi lwe wasuubiza okabale
Twazannya zaala nakkiriza ntale
Nti oba ziggwaawo sifaayo ka neewole
Anyway…

Both
Nnoonya energy
Omutima wagufumita benet eh!
Nnoonya remedy
Without you loving is allergy
Nnoonya energy
Omutima wagufumisa benet eh!
Nnoonya remedy
Woman you’re energy eeh!

Both
Nakupenda gusa
Niwewe gusa
Sayina hello ni namusa
Mapenzi teri haki baby sweet agusa
Aah ah, hmmm
Aah Maria
Ommenya omutima nze nkaaba, eeh
Empewo ekunta eeh
Ninga kinyonyi kya mu bbanga, eeh eeh
Byonna bye naleeta
Aah yeah, aah ah
Nninze mwezi tumyanse
Boogere you’re my sweet heart oh
Ah yeah, eh eh
Nninze mwezi tumyanse
Njagala gwe Maria
Ah yeah, aah ah
Nninze mwezi tumyanse
Njagala oli eeh Maria kkalira ate era
Nninze mwezi tumyanse

Chameleone
Ssiri mulimba
Ssiri mulimba ku kitimba nakutimba
Geosteady akulimba naye
Ooh lindako olabe colour ye
So many women bakwano gwe
Ebigambo nga bingi bingi,
Long long, nyingi nyingi
Put on you a ring, ring

Both
Nnoonya energy
Omutima wagufumita benet eh!
Nnoonya remedy
Without you loving is allergy
Nnoonya energy
Omutima wagufumisa benet eh!
Nnoonya remedy
Woman you’re energy eeh!

Ah yeah
Nninze mwezi tumyanse
Ah yeah
Nninze mwezi tumyanse
Baur

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *