Amen
Hallelujah
Aaah ah ah
Eeeh eh eh
Aaah ah ah
Eeeh eh eh
Makofu ya juu
Makofi ya chini
Makofi ya mbele
Makofi ya nyuma
Kama unapenda Yezu sema amen! (Amen)
Kama unapenda Yezu sema Hallelujah! (Hallelujah)
Kama unapenda Yezu sema oh oh! (oh oh)
Kama unapenda Yezu ruka, ruka, ruka!
Yimba yimba yimba (yimba)
Cheza cheza cheza (cheza)
Yimba yimba yimba (yimba)
Cheza cheza cheza (cheza)
Aaah ah ah
Eeeh eh eh
Aaah ah ah
Eeeh eh eh (koona endongo ya Yezu)
Obulamu obwange nze nabumuwa Yezu oyo
Obulamu obwange nze nabumuwa Yezu Kabaka (Kabaka)
Obulamu obwange nze nabumuwa Yezu oyo
Obulamu obwange bumuweereze Yezu Kabaka
Emikwano gyange nze nagimuwa Yezu oyo (nagimuwa oyo)
Emikwano gyange nze nagimuwa Yezu Kabaka
Emikwano gyange nze nagimuwa Yezu oyo (giigyo)
Emikwano gyange gimuweereze Yezu Kabaka
Ebintu ebyange nze nabimuwa Yezu oyo (byonna abitwale)
Ebintu ebyange nze nabimuwa Yezu Kabaka
Ebintu ebyange nze nabimuwa Yezu oyo
Ebintu ebyange bimuweereze Yezu Kabaka
Abaana abange nze nabamuwa Yezu oyo
Abaana abange nze nabamuwa Yezu Kabaka (batwale)
Abaana abange nze nabamuwa Yezu oyo
Abaana abange bamuweereze Yezu Kabaka
Abalabe bange nze nabamuwa Yezu oyo
Abalabe abange nze nabamuwa Yezu Kabaka (weebale Yezu)
Abalabe abange nze nabamuwa Yezu oyo
Abalabe abange bamuweereze Yezu Kabaka
Talemwa Yezu owaffe talemwa (talemererwa)
Talemwa Yezu owaffe talemwa (talemwa talemwa)
Talemwa Yezu owaffe talemwa (talemererwa)
Talemwa Yezu owaffe talemwa (talemwa talemwa)
Yakwata sitaani (nyenya)
N’amunyenyanyenya (yuuya)
N’amuyuuyayuuya n’amusamba n’agwa eri
(Samba ka sitaani)
Yakwata sitaani (nyenya)
N’amunyenyanyenya (yuuya, yuuya)
N’amuyuuyayuuya n’amusamba n’agwa eri (talemwa)
Talemwa Yezu owaffe talemwa (talemererwa)
Talemwa Yezu owaffe talemwa (talemwa ndwadde)
Talemwa Yezu owaffe talemwa (talemererwa)
Talemwa Yezu owaffe talemwa (ayi Yezu)
Mambo sawa sawa
Mambo sawa sawa
Yezu akiwa enzini
Mambo sawa sawa
Mambo sawa sawa
Mambo sawa sawa
Ebyange birungi (birungi)
Ebyange birungi (birungi nnyo)
Mukama nga y’afuga
Ebyange birungi
Ebyange birungi
Ebyange birungi (eeeh)
Things are already better (already better now)
Things are already better (so much better)
When the Lord is on the throne
Things are already better
Things are already better
Things are already better
Mambo sawa sawa (sawa sawa sawa sawa)
Mambo sawa sawa
Yezu akiwa enzini
Mambo sawa sawa
Mambo sawa sawa
Mambo sawa sawa
Aaah ah ah (eh)
Eeeh eh eh (eh)
Aaah ah ah
Eeeh eh eh (koona)
Aaah ah ah
Eeeh eh eh (hahaha)
Aaah ah ah
Eeeh eh eh (thank you Jesus)
Ayi Yezu, yighya ompeekye ha mugongo
Ayi Yezu, yighya ompeekye ha mugongo
Ayi Yezu, yighya ompeekye ha mugongo
Ayi Yezu, yighya ompeekye ha mugongo
Ye ye ye, ye ye ye ye ye ye ye ye
Ye ye ye, ye ye ye ye ye ye ye ye (ataine baana)
Yighya ompeekye ha mugongo (tinyine manyi)
Yighya ompeekye ha mugongo
Ayi Yezu, yighya ompeekye ha mugongo
Ayi Yezu, yighya ompeekye ha mugongo (tinyine baana)
Yighya ompeekye ha mugongo (tinyine mulimu)
Yighya ompeekye ha mugongo
Ayi Yezu, yighya ompeekye ha mugongo (Yezu)
Ayi Yezu, yighya ompeekye ha mugongo (nibwoba otaine)
Yighya ompeekye ha mugongo (nibwoba oshasha)
Yighya ompeekye ha mugongo
Ayi Yezu, yighya ompeekye ha mugongo (Yighya)
Ayi Yezu, yighya ompeekye ha mugongo
Bonna abamusemberera yabawa obuyinza okufuuka abaana
Bonna abamusemberera yabawa obuyinza okufuuka abaana
(Yabawa, yabawa, yabawa, yabawaaa)
Bonna abamusemberera yabawa obuyinza okufuuka abaana
Bonna abamusemberera yabawa obuyinza okufuuka abaana
Yabawa obuyinza (okufuuka abaana)
Yabawa obuyinza (okufuuka abaana)
Yabawa obuyinza (okufuuka abaana)
Yabawa obuyinza (okufuuka abaana)
Bonna abamusemberera yabawa obuyinza okufuuka abaana
Bonna abamusemberera yabawa obuyinza okufuuka abaana
(Yabawa, yabawa, yabawa, yabawaaa)
Bonna abamusemberera yabawa obuyinza okufuuka abaana
Bonna abamusemberera yabawa obuyinza okufuuka abaana
Yabawa obuyinza (okufuuka abaana)
Yabawa obuyinza (okufuuka abaana)
Yabawa obuyinza (okufuuka abaana)
Yabawa obuyinza (okufuuka abaana)
Tutamuimbia Yezu, tutamuimbia bwana
Tutamuimbia Yezu, tutamuimbia bwana
Tutamuimbia Yezu, tutamuimbia bwana
Tutamuimbia Yezu, tutamuimbia bwana
Tutamchezea Yezu, tutamchezea bwana
Tutamchezea Yezu, tutamchezea bwana
Tutamchezea Yezu, tutamchezea bwana
Tutamchezea Yezu, tutamchezea bwana
Tutamrukia Yezu, tutamrukia bwana
Tutamrukia Yezu, tutamrukia bwana
Tutamrukia Yezu, tutamrukia bwana
Tutamrukia Yezu, tutamrukia bwana
Tutashangiria Yezu, tutashangiria bwana
Tutashangiria Yezu, tutashangiria bwana
Tutashangiria Yezu, tutashangiria bwana
Tutashangiria Yezu, tutashangiria bwana