Endibota Lyrics – Tuff B

Buggie Empire
One Tuff B
Yo Saxess
Get some pen and paper
In for the best of the best
Washington
Washington, sing!

Omukwano gwa kamukamu nguwonye
Nfunye ayiwa endibota
Babe, omponyezza aba lejjalejja
Nfunye ayiwa endibota
Omukwano gwa kamukamu nguwonye
Nfunye ayiwa endibota
Babe, omponyezza aba lejjalejja
Nfunye ayiwa endibota
Omukwano gwa kamukamu nguwonye
Nfunye ayiwa endibota
Babe, omponyezza aba lejjalejja
Nze onzigye na mu kattiro

Kuba abayiga baali bangabanye
Nga bandeka awo bwebatyo
Ha ha, eeh yeah
Bakyamu bandowoozesa
Nti nina okuba nabo bangi mu namba
Balyoke banzikakkanye eh eh, aah
Naye mbuuse mu ssanda
Bye nanoonyanga mw’ono n’oli
Biri mu ttu limu obirina
Babe aah, ah
Era awo nkubye ennyanda
Akatimba kata nkayuze
Ndese keeper ng’awuuma
Ggoolo yange enywedde
Nfunye ayiwa endibota

Omukwano gwa kamukamu nguwonye
Nfunye ayiwa endibota
Babe, omponyezza aba lejjalejja
Nfunye ayiwa endibota
Omukwano gwa kamukamu nguwonye
Nfunye ayiwa endibota
Babe, omponyezza aba lejjalejja
Nfunye ayiwa endibota
Omukwano gwa kamukamu nguwonye
Nfunye ayiwa endibota
Babe, omponyezza aba lejjalejja
Ogumpa mu bisaaganda

Ne nguyoola nga teguggwaawo
Ne nzira enkeera, babe
Ngutadde ku ka wheel barrow
Mbu ngutwale tegugyako nagwo
Nga gulengejja, babe
W’osanga w’otwala
Nze nagonda oli wange
W’osanga w’oteeka babe
Ma lady, kaŋŋume leka nsonde
Nkulaba ng’ekirombe
Ky’omukwano ogutaggwaawo babe
Nfunye ayiwa endibota

Omukwano gwa kamukamu nguwonye
Nfunye ayiwa endibota
Babe, omponyezza aba lejjalejja
Nfunye ayiwa endibota
Omukwano gwa kamukamu nguwonye
Nfunye ayiwa endibota
Babe, omponyezza aba lejjalejja
Nfunye ayiwa endibota
Omukwano gwa kamukamu nguwonye
Nfunye ayiwa endibota
Babe, omponyezza aba lejjalejja
Essimu zaabwe ndaba ndabe

Munkubira nga ndi ku duty
Buli kadde nnyiga busy
Saagala banteganya babe
Zino zino zi njoya nnume
Tuzirimbe nti baagiraawa
Era kati eri ku mpeke
Tetumanyi oba enaawona
Essimu zaabwe ndaba ndabe
Munkubira nga ndi ku duty
Buli kadde nnyiga busy
Saagala banteganya babe

Omukwano gwa kamukamu nguwonye
Nfunye ayiwa endibota
Babe, omponyezza aba lejjalejja
Nfunye ayiwa endibota
Omukwano gwa kamukamu nguwonye
Nfunye ayiwa endibota
Babe, omponyezza aba lejjalejja (Buggie Empire)
Nfunye ayiwa endibota (one Tuff B)
Omukwano gwa kamukamu nguwonye
(Yo Saxess, get me some pen and paper)
Nfunye ayiwa endibota (in for the best of the best)
Babe, omponyezza aba lejjalejja (Washington)

Submit Corrections