Embuzi Zaakutudde Lyrics – Gravity Omutujju

A mi say nsumulula osuna
Nsumulula osuna
Nsumulula osuna
Eno Beats
A mi say nsumulula osuna
Nsumulula osuna
Nsumulula osuna
Amina

Teziba ng’embuzi zaakutudde
Oli mu kidongo embuzi zaakutudde
Teziba ng’embuzi zaakutudde enkondo, uh
Teziba ng’embuzi zaakutudde
Oli mu kidongo embuzi zaakutudde
Teziba ng’embuzi zaakutudde enkondo, uh

Madi omulabye ng’azina ne Tereeza
Amina ng’azina ne Farouk
Bazina obuzina bw’ekiyaaye
Nze baŋŋamba beeyagala bya kiyaaye
Ffe tuzina gentle gentle
Abakazi batutwala mu gentle
Tetufaayo ffe tuli ba gentle
Tulinga Shaulin mu temple
Shaulin mu temple
A mi say nsumulula osuna
Nsumulula osuna
Nsumulula osuna
A mi say nsumulula osuna
Nsumulula osuna
Nsumulula osuna
Amina

Amina kirabika emputtu ekuyitiridde
Naye leero eby’okunywa nzize mbikunyweredde
Ntabiseemu n’emmwanyi nkwetegekedde
Era noonya gy’onanywa amazzi kuba owedde
Bulijjo ongayaagaya leero ofudde
Ekibadde kikutte obudde kibutadde
Ogenda wulira eŋŋoma gye nsumuludde
Bwe luba oluvuutu nalufumbye era luyidde
Bw’oba okyanaaba nsangaayo mpumudde
Sirina waasiwaasi napise dda nzijudde
Jangu nga wenywezeezza nze nalayidde
Kankuvumule emputtu omuzannyo guwedde

Ffe tuzina gentle gentle
Abakazi batutwala mu gentle
Tetufaayo ffe tuli ba gentle
Tulinga Shaulin mu temple
Shaulin mu temple
A mi say nsumulula osuna
Nsumulula osuna
Nsumulula osuna , uh
A mi say nsumulula osuna
Nsumulula osuna
Nsumulula osuna
Amina

Mbuzi zaakutudde
Mbuzi zaakutudde
Teziba ng’embuzi zaakutudde enkondo

Submit Corrections