Okay
Everybody, raise your glasses
For the bar national anthem
A Tom Dee, to the eeeee
International
Bwe kiba kibbaala kirumbenga
Omwenge ogwetaaga
Bulamu bwa kiseera
Lwa leero olw’enkya lwesonyiwe
Bwe kiba kibbaala kirumbenga
Omwenge ogwetaaga
Bulamu bwa kiseera
Lwa leero olw’enkya lwesonyiwe
Wamma, ffe eno Uganda twagivaako
Emisana tuba twebase
Olwo ekiro, nga bukedde
Ab’obukumba nga beerabisa
Aah ah, ffe tulumba mu minaana
Ng’abasinga bavuddeko oh
Ekigiraasi ogula kimu
Ng’otwala waka nga weeyagala
Aah ah, giraasi ku giraasi shot to shot
Abatalinaamu ku shisha pot
Bebategudde nebategula
Eno Uganda mugyesonyiwe
Bwe kiba kibbaala kirumbenga
Omwenge ogwetaaga
Bulamu bwa kiseera
Lwa leero olw’enkya lwesonyiwe
Bwe kiba kibbaala kirumbenga
Omwenge ogwetaaga
Bulamu bwa kiseera
Lwa leero olw’enkya lwesonyiwe
Nze sigenda kuva ku nja
Nze sigenda kuva ku mirah
Nze sigenda kuva ku beer
Ppaka Yesu bw’alidda, aah ah
Nze sigenda kuva ku shisha
Nze sigenda kuva ku kiziki
Amayirungi wano ku kido
Gavumenti mugeesonyiwe
Ebbaala zibeewo ppaka ppaka
Omwenge gubeewo ppaka ppaka
Tubeere mu vibe ppaka ppaka
Ppaka Yesu bw’alidda
Bwe kiba kibbaala kirumbenga
Omwenge ogwetaaga
Bulamu bwa kiseera
Lwa leero olw’enkya lwesonyiwe
Bwe kiba kibbaala kirumbenga
Omwenge ogwetaaga
Bulamu bwa kiseera
Lwa leero olw’enkya lwesonyiwe
Aah ah, ffe tulumba mu minaana
Ng’abasinga bavuddeko oh
Ekigiraasi ogula kimu
Ng’otwala waka nga weeyagala
Aah ah, nze sigenda kuva ku nja
Nze sigenda kuva ku mirah
Nze sigenda kuva ku beer
Uganda munneesonyiwe
Challenger Pro
Ne Challenger mumwesonyiwe
International gyesonyiwe
Mbamaze
Okitegedde?