Eddoboozi Lyo Lyrics – Slick Stuart & Roja ft. King Saha

Slick Stuart and Roja
Eh, soldier
Aah

Wabula mwana gwe nze nkulabye
Onyumira obugoye
Kale weesiimye gwe, hmmm
Wabula olina beauty
Ofaanana bulungi baby oli na pretty
Kirabika wamira mpeke gwe
Okulabika obulungi baby okaabya many
Nze gwe gwe mpaana, aah
Kasita okitegedde kye ŋamba
Kye ŋamba

Nze njagala eddoboozi lyo
Yogera, yogera, yogera
Ddoboozi lyo
Yogera, yogera
Njagala eddoboozi lyo gwe
Yogera, yogera, yogera
Maaaa
Njagala n’onkwatako
Yogera, yogera, yogera
N’onkwatako
Yogera, yogera
Mukwano ne nfuna otulo
Yogera, yogera, yogera
Eeh

Oyinamu amasannyalaze
Seetaaga ngalabe
Gansimbye mpunze gwe, eeh
Oli bwomu gwe nalaba
Gwe sinnalaba
Netaaga nkulabe eeh, eh
Wabula mwana gwe nze nkulabye
Onyumira obugoye
Kale weesiimye gwe, eeh

Nze njagala eddoboozi lyo
Yogera, yogera, yogera
Ddoboozi lyo
Yogera, yogera
Njagala eddoboozi lyo gwe
Yogera, yogera, yogera
Maaaa
Njagala n’onkwatako
Yogera, yogera, yogera
N’onkwatako
Yogera, yogera
Mukwano ne nfuna otulo
Yogera, yogera, yogera
Eeh

Wabula olina beauty
Ofaanana bulungi baby oli na pretty
Kirabika wamira mpeke gwe
Okulabika obulungi baby okaabya many
Nze gwe gwe mpaana, aah
Kasita okitegedde kye ŋamba
Kye ŋamba ah

Yogera, yogera, yogera
Yogera, yogera
Yogera, yogera, yogera

Yogera, yogera, yogera
Yogera, yogera
Nessim Pan Production
Yogera, yogera, yogera, eeh eh

Nze njagala eddoboozi lyo
Baby naawe saasira
Ddoboozi lyo
Mukwano gwange bampita
Njagala eddoboozi lyo gwe
Baby naawe yanguwa
Maaaa
Njagala n’onkwatako
Mukwano naawe yanguwa
N’onkwatako
Mikwano gy’eyo gyantama
Tegimanyi nze gye nsula
Oh yeah yeah

Yogerako nze ne ndaba
Njagala nkukwateko ondabe
Gwe mukwano yanguwa
Eeh eh eh, aah ah
Baby naawe yanguwa
Mukwano naawe yanguwa
Mikwano gy’eyo gyantama
Tegimanyi nze gye nsula
Ooh ooh oh

Saana
Saana, saana
Naawe
Bambi yaana
Yogera yogera
Yanguwa nfa
Yanguwa nze ne ndaba
Yanguwa nfa
Yanguwa
Yanguwa aaaaaah

Submit Corrections