Njagala kumanya oba oli fine
It’s fine, oba oli fine
Brian Beats
Njagala kumanya oba oli fine
Kuba naatera okulinnya train
Aya baasi

Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae, oh my ba-be
Nkwagala biri ebyalagirwa
Oh my bae, oh my ba-be
Bali obugero balibeera bagera
Nga tugenda mu maaso
Bali obutabo balibeera basoma
Nga tugenda mu maaso

Yanguwa nze saagala osubwe flight
Nze saagala osubwe flight
Ekisipi nyweza, bambi beera nice
Eyo gy’ogenda beera nice
Bali abatunuza omukwano mu mateeka
Abatunda omukwano nze mbateeka
Bali abatunuza omukwano mu mateeka
Abatunda omukwano nze mbateeka
Say, laavu ya buli omu
Laavu ya buli buli buli omu
Era, nze akuli buli wamu
Era yeggwe, andi buli wamu
Ommiza n’amangota
Ekikopo kyange mwattu kyenkoloboza, gyal
Aah ggwe leka nkutolose
Abatemu b’emitima ka nkutolose, yeah

Bw’otuuka mu nju wali waliwo aka leesu
Keesibeemu obugume sirina ka AC
Njiiya nnyo okukufunira ekisinga
Njiiya nnyo okukumalako zi stress, yeah
Bibala byo baby bwe byengera
Ggwe just kuba 911
Omutima gwo baby nga gwatika
You press this phone and call my phone
Sirikyuka nga nawolovu
Nkugambye sirifuuka
Mukwano mu masuuka kiss kiss…
Laavu tugiseesaamu
Ng’akapya yenze anotinga
Ne ndownloadinga
Ng’akapya yenze anotinga
Ne nka updatinga

Girl, ggwe nsonga
Ggwe nsonga lwaki neekyanga
Buyimba yimba yimba… ggwe nsonga
Lwaki kano akayimba yeggwe nsonga, eh yeah
Ommiza n’amangota
Ekikopo kyange mwattu kyenkoloboza, gyal
Aah ggwe leka nkutolose
Abatemu b’emitima ka nkutolose, yeah

Submit Corrections

6 thoughts on “Ebyalagirwa Lyrics – John Blaq”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *