Oh oh ooh (A Geosteady yeah)
Oh oh ooh (Chosen Becky)
Oh oh ooh
Nessim Pan Production
Oh oh ooh (Blackman)

Geosteady
Gwe kintu kyennalayira okwagala
Yadde bangi abakufaanana
Empisa n’omutima ogwo gw’olina mu mazima, engule ogisaanira
Mpawamuka mu kiro nkulwanira babe, olinga otuzzi otw’okunywa
Obulumi ku mutima eno bwennina bulinzita, bwebukya nga sikulina
Yeggwe maama yeggwe my baby boo  
You’re my lover lover
Yeggwe maama yeggwe nkulina omu
You’re my pen and paper
Yeggwe maama yeggwe my baby boo  
You’re my lover lover
Yeggwe maama yeggwe nkulina omu
You’re my pen and paper

Both
Kati nkwagala
Njagala nange ebisembayo
Era nkumatira
Ntwala maama mu bazadde bo
Nange nkwagala
Njagala naawe ebisembayo oh
Era nkumatira
Ntwala nange nemeddeko oh

Becky
Omukwano gwo nawubwa
Amaaso ninga eyaziba
Ebirungi mu ggwe nafuna
Natoba nnyo ninga eyalima
Kati kaboogere nga ndi naawe nalaalira (this is it I know)
Abalabe basaasaane nga ndi naawe we win the race (the better I know)
Omulungi ansaana, uh uh
Yeggwe taata yeggwe kibunoomu
You’re my lover lover
Yeggwe taata yeggwe nkulina omu
You’re my lover lover

Both
Kati nkwagala
Njagala nange ebisembayo
Era nkumatira
Ntwala maama mu bazadde bo
Nange nkwagala
Njagala naawe ebisembayo oh
Era nkumatira
Ntwala nange nemeddeko oh

Both
Bambula, bambula
Bambula abalungi ab’ekisa
Bambula, bambula
Bambula abakozi ab’empisa
Nange bambula, bambula
Bambula abakozi ab’empisa
Bambula, bambula
Bambula abakozi ab’ekisa
Nze nina gwe
Nange nina gwe
Eeh omulungi yeggwe
Owange yeggwe, uh uh
Yeggwe taata yeggwe
Omulungi yeggwe

Both
Kati nkwagala (ooh)
Njagala nange ebisembayo (njagala naawe)
Era nkumatira (ooh eeh)
Ntwala maama mu bazadde bo (ntwala babe)
Nange nkwagala (eh)
Njagala naawe ebisembayo oh (njagala naawe)
Era nkumatira (oh)
Ntwala nange nemeddeko oh (uh uh uh ntwala)

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin