Ddala wasuubiza okunjagalanga
Ne nkuwuliriza nze ne nzikakkana
Omutima gwange ne gwetegekera
Obulamu obuddirira
Wandaga ekkubo edduŋamu
Nze ne ntereera

Kati ebirowoozo
Gwe eyannyimusanga
Bwe nnali nnyolwa
Ebirowoozo gwe eyandaga essuubi
Kati liriwa?
Oooooh eh yeah
Oooh

Nkusaba okomewo
Obirabeko bye wankoleranga
Obulamu ssi bwe bumu
Gwe wootoli
Mba neebuuza nti twandibadde tutya?
Essanyu liri, liriwa?
Liriwa?

Kati ebirowoozo
Gwe eyannyimusanga
Bwe nnali nnyolwa
Ebirowoozo gwe eyandaga essuubi
Kati liriwa?
Oooooh eh yeah
Oooh

Kati ebirowoozo
Gwe eyannyimusanga
Bwe nnali nnyolwa
Ebirowoozo gwe eyandaga essuubi
Kati liriwa?
Oooooh eh yeah
Oooh

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *