Go back to school exams
Renix Production
Lil Pazo this one addiction
Nali musiru oba nali mugezi
Ebigezo
Byannemesa okusoma
Ebigezo
Nandibadde looya
Ebigezo
Obutasoma buluma akuze
Ebigezo
Oba nali musiru
Ebigezo
Byannemesa okusoma
Ebigezo
Byannemesa okusoma
Ebigezo
Nandibadde looya
Ebigezo
Obutasoma buluma akuze
Ebigezo
Byali bikakkali nnyo ebibuuzo byannema okwanukula
Neevuma akawala ka Rosa ak’e Masaka ke kannemesa okusoma
Amaaso ga mmyuka nga bye babuuza ninga ataabisoma
Nakola buli kyetaagisa ne tulinda UNEB okwanukulwa
Bye nasuubira ssi bye nafuna
Ekituufu nalemwa okuyita
Maama wange n’anyiiga yali anjagala nnyo nze okubeera looya
Bingi bye nandikoze singa nasoma oba nandifuze?
Bingi bye batuteeseza nga tebituyamba ng’era tebitugasa
Obuzibu bwa nsonga ya bwiino
Nandiwakanyizza okumenya Owino
Kileeta ebbula ly’emirimo
N’obwavu obungi mu Ghetto
Ewaffe gye mpowa mu Soweto
Abantu tebalina birooto
Ssuubi lyabaggwaako
Be baalonda babavaamu nnyo nnyo
Power Records University
Renix
ŋŋenda kwebaza ndongo yemanyisizza gy’oli ampagira
Kinsanyusa bwe mukoonamu
Nandibadde wa maama nze eyalemwa?
Ebitabo
Bikaluba nnyo nyiikira okusoma
Bw’omala okusoma
Eggwanga lyo olikolere ebirigasa
Amakooti mu Kampala
Gatugasa awatali nkulaakulana?
Oluzungu mulwogera
Lutugasa ki ng’eggwanga lisaabala?
For example
Bobi Wine to Paalamenti
Bw’omala okutuuka mu Paalamenti
Lowooza nnyo ku muntu wo wansi
Wabalabyeko naawe nga bali bubi
Respect Renix Production
This one Lunnabe Edutainment
I wish I could go back to school
Naali challenginze aa ah
It’s too late ah ah
It’s too late aa ah
Education is a key
Go back to school ah ah
Power Records University
Lil Pazo Lunnabe Music again
Kyekyo man