Artin, ebbango waliwanika?
Rickman
Waliwanika?
DT Timo
Artin on the Beat
Maama ebbango baaliwanika
Ba-ba baliwanika
Uh-uh, eh-eh
Nkugambye baaliwanika, hmm
Abaana mwana baaliwanika
Eeh nze nakkiriza baaliwanika
Ebbango abaana twaliwanika, eh
Okimanyi nti twaliwanika? hmm
Uuh, nze nakkiriza twaliwanika
Eh, eh ebbango baaliwanika
Bali mbatya tebambala knicker
Tebanyega ne bw’ogasinika
Amagulu go baagagalika
Tebatemya anti gaabakanuka
Bano tobawona
Tebakutya ne bw’oba Kabona
N’obusente bwo nabwo babunona, eh
Bo n’ekidongo batta mukago
Bakulaba no no ba ssemitego
Baaliwanika basiiba mu FACO, hmm
Kati nze Rick ndaba balabe
Babeera Buziga
Nziga bazivuga
Buki bamufuna
Ate ne welo bamukuba
Oh no! ne z’olina bazinona
Bakukaliza n’ofuuka mukalu
Ono Immaculate ne Nabukalu
Bajja beezinya kino ekidigida
Mbu ekidigida, ekidigida
Ekidigida ekikwata ku Nabukalu
Ekidi….eeh, Ekidi…hmmm
Ekidigida ekikwata ku Nabuka… aah
Ekidi….eeh, Ekidi…hmmm
Ekidigida ekikwata ku Nabukalu
Oh no!
Ne bw’ongyasa kati ssiyatika
Ne bw’ommenya kati simenyeka
Ne bw’onsesa kati sisinika
Nze endigi nywera ku kabinika
Maama, Selector yakikuba
Selector yakikuba, yoo
N’obwezinya kati sisituka
Nzannya kyenda kati nze sisituka
Bwe bampita kati siyitika
Ne bw’ongyasa kati siyatika
Ne bw’ommenya kati simenyeka
N’obwesesa kati sisinika
Drink nywera ku kabinika
Mwana wa maama gwe wakikuba
Ba Ghetto Youths mwaliwanika
Abasomi kyo mwaliwanika
Basama, January yabalemesa
December lwe musobola
Champagne Papi yaliwanika
Meddie Vibe n’aliwanika
Bebina n’aliwanika
Ethania wakikuba
i luv his lyrics ‘ebangobaliwanika’
Ddala twaliwanika mwana, big up guyz.